• Latest
  • Trending
  • All
Kooti esazeewo ennyanja ya Kabaka ya Buganda

Kooti esazeewo ennyanja ya Kabaka ya Buganda

February 15, 2024
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

May 28, 2026
NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

May 28, 2026
Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

May 27, 2026
Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

May 27, 2026
Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

May 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Kooti esazeewo ennyanja ya Kabaka ya Buganda

by Namubiru Juliet
February 15, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Kooti esazeewo ennyanja ya Kabaka ya Buganda
0
SHARES
1.8k
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kooti ensukkulumu mu ggwanga eyongedde okukinogaanya nti ebintu byonna government byeyaddiza Obwakabaka bwa Buganda  byayita mu makubo matuufu.

Ensala eyakasembayo yey’Omusango ogwawabwa omulangira Kalemeera Harold Kimera , mweyawawabira Kabaka ne Ssaabawolereza wa government eya wakati,  ng’awakanya ebintu ebimu engeri gyebyaddizibwa Obwakabaka.

Omulangira Kalemeera yaloopa mu 2020 ng’awakanya etteeka eryakolebwa mu 1993, omwasinziirwa okuddiza Buganda n’obukulembeze obw’ensikirano obulala ebintu byabwo, ebyali byatwalibwa government eya wakati.

Mu mpaaba y’Omulangira Kalemeera abadde agamba nti ennyanja ya Kabaka yiye bwooya,n’amasiro ge Bumera nti ettaka kwegali nalyo lirye nti kubanga ye muzzukulu wa Ssekabaka Daudi Chwa.

Omulangira Kalemeera abadde ayagala Kabaka amuliyirire obukadde bwa dollar  60 eza America, kwossa okumuwa ennyanja ya Kabaka.

Banna Mateeka okuva mu Royal Law Chambers ,KK Advocates nebanna mateeka b’ekitongole kya Buganda Landboard nga bakulembeddwamu Ssaabawolereza w’Obwakabaka bwa Buganda owek Christopher Bwanika berayiridde nti tebagenda kuddamu kukkiriza banakigwanyizi kuzanyira ku kitiibwa kya Nnamulondo.

Ssaabawolereza wa Buganda agamba nti waliwo bannakigwanyizi abagenda bajweteka ebisangosango ku Bwakabaka.

Munna mateeka Ssebuufu Usama okuva mu kitongole ky’amateeka ekya KK Advocates abakulembedemu okuwoza omusango guno kulwa Kabaka agambye nti bagala buli muntu awawabira obwakabaka, nti musango bwegumusinga aliwe bulindo nabulindo bwansimbi abantu bamanye webakoma.

Munna mateeka w’ekitongole kya Buganda Landbord nga naye abadde musaale mu musango guno Denis Bugaya alabudde abantu okukomya okuyingiza Kabaka mu nsonga ez’okusaagirira.

Kkooti eragidde Omulangira Kalemeera aliyirire Kabaka ne Government ey’awakati ensimbi zonna ezisaasaanyiziddwa mu musango guno.#

Bisakiddwa: Lukenge Sharif ne Kamulegeya Achileo K.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026
  • Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute
  • UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka
  • Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko
  • Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist