Ebitongole ebyenjawulo biwagiddde ekijjulo kya Kaliisoliiso ekitegekebwa Laadiyo ya Ssaabasajja Kabaka CBS FM
Ekijjulo kitegekebwa buli mwaka ng’ekyomwaka guno kyakuyambako okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewajjanjabibwa abagudde ku kabenje.
Katikkiro asinzidde ku kijjulo kino naatgeeza amakulu ga
Laadiyo ya cbs nga bwegatakoma ku kwogera bwogezi mawulire oba nnyimba wabula okuvaayo ne miramwa egikyuusa embeera y’abantu.
Anokoddeyo ensonga ssatu omuntu zeyetaaga okusobola okuba omuwanguzi mu Nsi, okuli; omuntu okubeera omulamu, obutaggwamu ssuubi, n’ekisa kya Katonda.