• Latest
  • Trending
  • All
Kabaka Birthday run 2024: Aba NUP bakiise embuga nebagula emijoozi gya bukadde bwa shs 21 – Katikkiro Mayiga abalabudde ku ky’okwanika obuziina bwabwe mu lujjudde

Kabaka Birthday run 2024: Aba NUP bakiise embuga nebagula emijoozi gya bukadde bwa shs 21 – Katikkiro Mayiga abalabudde ku ky’okwanika obuziina bwabwe mu lujjudde

March 27, 2024

Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu

April 16, 2026

Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana

April 16, 2026
Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

April 16, 2026

Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71

April 16, 2026
Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

NRM yewozezaako  by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

NRM yewozezaako by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

April 16, 2026
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 16, 2026
Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

April 15, 2026

Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya

April 15, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 15, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Kabaka Birthday run 2024: Aba NUP bakiise embuga nebagula emijoozi gya bukadde bwa shs 21 – Katikkiro Mayiga abalabudde ku ky’okwanika obuziina bwabwe mu lujjudde

by Namubiru Juliet
March 27, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Kabaka Birthday run 2024: Aba NUP bakiise embuga nebagula emijoozi gya bukadde bwa shs 21 – Katikkiro Mayiga abalabudde ku ky’okwanika obuziina bwabwe mu lujjudde
0
SHARES
163
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agugumbudde ebibiina byobufuzi ebivuganya government nti bikomye entalo ez’omulwatu bitandike okumalira ensonga zabyo mu bisenge.

Katikkiro okwogera bino abadde asisinkanye abakulembeze b’ekibiina kya NUP nga bakulembeddwamu akulira oludda oluvuganya government mu parliament Joel Ssenyonyi ne Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya.

Babadde bakiise embuga  okugula emijoozi gy’emisinde gya Kabaka gy’abukadde bwa shs 21.

Katikkiro ategezezza abakulira ekibiina kino nti ennaku zino awulira entalo mu kibiina kyabwe nga ziri mu mawulire olutaggwa, nategeeza nti singa tebakoma kulwanira mulujudde bakyalina olugendo Luwanvu olw’okukwata obuyinza.

“Mulina okuyiga okugumiikirizigana, nga buli omu agumiikiriza munne.Mulina okuyiga buli omu okusaamu munne ekitiibwa.Mulina okubiyiga nga mukyali ku ludda oluvuganya government, bwemutabiyiga kati bwemunaafuna obuyinza munaaba mukyagambwako!” – Katikkiro Mayiga

Katikkiro mungeri yemu awanjagidde banna byabufuzi mu ggwanga okukozesa amaanyi gabwe okutegeeza abantu bebakulembera ku kawuka akaleeta mukenenya.

Akulira oludda oluwabula government Joel Ssenyonyi ategezeza Katikkiro nti bbo nga ekibiina bakwongera okuwagira entekateeka za Ssaabasajja zonna.

Ababaka ba parliament abakiise embuga,kwekuli Francis Zaake Butebi,Ssewungu Gonzaga,Shamim Malende,Teddy Nambooze, Aisha Kabanda,Geofrey Lutaaya,Derrick Nyeko,Abdalla Kiwanuka,nabalala.

Bisakiddwa: Lukenge Sharif

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu
  • Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana
  • Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu
  • Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71
  • Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist