• Latest
  • Trending
  • All
Jimmy Ssekabiito abadde munnamawulire wa CBS aziikiddwa – bamwogeddeko ng’omukozi abadde omwesimbu mu nkola y’emirimugye

Jimmy Ssekabiito abadde munnamawulire wa CBS aziikiddwa – bamwogeddeko ng’omukozi abadde omwesimbu mu nkola y’emirimugye

June 29, 2025
Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026

Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026

April 27, 2026
Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police

Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police

April 27, 2026
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS

Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende

April 27, 2026
Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen

Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen

April 27, 2026
FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

April 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naatonera eklezia ya Mulajje Catholic Parish Entebe ez’omulembe

Ssaabasajja Kabaka asiimye naatonera eklezia ya Mulajje Catholic Parish Entebe ez’omulembe

April 26, 2026
Omuddusi Jacob Kiplimo akutte kyakusatu mu misinde gya London Marathon 2026

Omuddusi Jacob Kiplimo akutte kyakusatu mu misinde gya London Marathon 2026

April 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye nabbula ekizimbe mu mannya ge ku ttendekero ly’abasawo erya International Paramedical and Nursing school Maya – ku matikkira g’ettendekero ag’omulundi ogwokutaano

Ssaabasajja Kabaka asiimye nabbula ekizimbe mu mannya ge ku ttendekero ly’abasawo erya International Paramedical and Nursing school Maya – ku matikkira g’ettendekero ag’omulundi ogwokutaano

April 24, 2026
Auto Draft

Eddwaliro lya Uganda Cancer Institute likyusizza obusomyo bw’omulwadde wa kookolo w’omusaayi asookedde ddala

April 24, 2026

Entemaatema y’embalirira y’eggwanga 2026/2027 – ya Trillion 84  n’obuwumbi 391

April 24, 2026

Oluguudo lwa Wakiso – Buloba lugattiddwa ku nguudo za ezigenda okukolebwa mu ntegeka ya Greater Kampala Metropolitan Area

April 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’enju ya Kalundi Sserumaga e Kaliisizo olw’okufiirwa mukadde wabwe Delphine Zinunula – amwebazizza olw’okukuuma Omulangira David Wasajja mu kazzigizigi eyali mu Buganda

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusaasira ab’enju ya Kalundi Sserumaga e Kaliisizo olw’okufiirwa mukadde wabwe Delphine Zinunula – amwebazizza olw’okukuuma Omulangira David Wasajja mu kazzigizigi eyali mu Buganda

April 24, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Jimmy Ssekabiito abadde munnamawulire wa CBS aziikiddwa – bamwogeddeko ng’omukozi abadde omwesimbu mu nkola y’emirimugye

by Namubiru Juliet
June 29, 2025
in Amawulire
0 0
0
Jimmy Ssekabiito abadde munnamawulire wa CBS aziikiddwa – bamwogeddeko ng’omukozi abadde omwesimbu mu nkola y’emirimugye
0
SHARES
106
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abadde omuweereza ku Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS okumala emyaka 15 Jimmy Ssekabiito, aziikiddwa enkumi n’enkumi z’abantu ku kyalo Bukoto , mu Kimaanya Kabonera mu district ye Masaka mu Budde.
Jimmy Ssekabiito abadde munnamawulire wa CBS asaka amawulire.gonna agava mu ssaza Mawogola oli district ye Ssembabule.
Ssenkulu wa Radio  CBS Omuk Michael Kawooya Mwebe , agambye nti okufa kw’Omulangira Ssekabiito kukosezza Radio ya Beene naddala mu kisaawe ky’Amawulire, olw’Okussa ekitiibwa mu mpeerezaaye ey’Amawulire, okukozesa olulimi oluganda mu mbeera esaanidde, era ng’abadde Musaale nnyo mu kulwanirira eddembe ly’Obuntu.
Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe Owek Mathias Mpuuga Nsamba, asaasidde Obwakabaka olw’okufiirwa omuweereza abadde n’Ensa , ate nga ayagala nnyo Kabakawe.
Omwaami wa Ssaabasajja amukulembererako essaza Buddu Pookino Jude Muleke, yebazizza Radio ya Beene CBS olw’Okuwa Omugenzi Ssekabiito Omukisa okuweereza Obwakabaka, kyokka naasaba bannamawulire okweyisa mu neeyisa ebaweesa ekitiibwa, n’Obuteryamu nkwe.
Mungeri yeemu Omwaami wa Kabaka akulembera essaza Mawogola Muteesa John Kankaka , ategeezezza nti Omugenzi Ssekabiito abadde Musaale mu kubunyisa Amawulire agava mu Ssaza Mawogola.
Akulira Oludda oluvuganya gavumenti Joel Ssenyonyi, agambye nti Ssekabiito tabadde na bukuusa mu mpeereza, ate nga abadde mukwaatampola.
Minister wa microfinance Hajji Kyeyune Haruna Kasolo, yebazizza Ssekabiito olw’obuweereza obutabaddeemu kyekubiira.
Rev Canon Fred. Herbert Matovu omuwanika w’Obulabirizi bwa West Buganda ku lw’Omulabirizi wa West Buganda Kitaffe mu Katonda Gaster Nsereko nga yakulembeddemu okusaba okw’okweebaza Katonda olw’Obulamu bwa Jimmy Ssekabiito, asabye abantu okugondera entekateeka za Katonda, kyokka naavumirira bannabyabufuzi abasussizza entalo, nebatalowooza ku biseera bya Uganda ebyomumaaso.
Omulangira Ssekabiito Anthony Trevor ku lwa Baana banne, yebazizza kitaabwe olw’Okubaagala ennyo ate naafuba okubasomesa, yadde ng’agenze tebannabaako webatuuse mu kusoma.
Namwandu Clare Nannyunja yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii olw’Okusiima Omulangira aweerereza ku Radio ye, neyeebaza Obukulembeze bwa Radio CBS n’Abantu ba Kabaka ku buli mutendera.
Namwandu agambye nti omwamiwe abadde amaze ekiseera ng’atawaanyizibwa obulwadde bwa ssukaali, wabula ng’alipoota zebaafunye okuva mu ddwaliro e Mulago abaakebedde omulambo, baalaze nti omutima gwesibye, nti kubanga gwabadde  guziimbye.
Okusiibula Jimmy Ssekabiito kwetabiddwaako Owek Bbaale Mugera,ababaka mu Lukiiko lw’eggwanga Olukulu,bannabyabufuzi ku mitendera egyenjawulo, Bannamawulire okuva ku mikutu gy’Amawulire egyenjawulo, Abasuubuzi, n’Abantu kinnoomu.
Bisakiddwa: Kato Denis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ogwa Christopher Okello Onyum ogw’okutemula abaana 4 e Ggaba – gusalwa nga 30 April,2026
  • Ababadde bateekateeka okunyaga essundiro ly’amafuta erya Nesta Petro Station basibidde mukadduukulu ka police
  • Police ekutte abantu 4 abateeberezebwa okubeera mu lukwe lw’okubba omwana omuwere mu district ye Mubende
  • Bannabyanjigiriza bakungubagidde omugenzi Ssalongo Kizito Mukalazi omutandisi w’amasomero ga Hormisdallen
  • FUFA etaanzizza Villa Jjogo akakadde ka shs kalamba – abawagizi baayo baakola effujjo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist