• Latest
  • Trending
  • All
Geraldine Namirembe Bitamazire eyaliko minister w’ebyenjigiriza aziikibwa nga 21 January,2026

Geraldine Namirembe Bitamazire eyaliko minister w’ebyenjigiriza aziikibwa nga 21 January,2026

January 20, 2026
Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

June 25, 2026
Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe

Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe

June 25, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

June 25, 2026
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

June 24, 2026
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

June 23, 2026
Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

June 23, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Geraldine Namirembe Bitamazire eyaliko minister w’ebyenjigiriza aziikibwa nga 21 January,2026

by Namubiru Juliet
January 20, 2026
in Amawulire
0 0
0
Geraldine Namirembe Bitamazire eyaliko minister w’ebyenjigiriza aziikibwa nga 21 January,2026
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ministry y’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo mu government eyawakati wamu n’aboluganda lw’omugenzi Geraldine Namirembe Bitamazire, bafulumizza ennambika enaagobererwa mu kumuziika n’okumuwerekera nga waakuziikibwa ku Wednesday 21 January,2026.

Wakusabirwa ku Monday nga 19 January,2026 ku saawa munaana ku ekereziya ya Our Lady of Fatima e Kansanga, oluvanyuma omubiri gwe guzibweyo mu maka ge e Kiwafu Kansanga.

Ku Tuesday nga 20 January,2026 wakutwalibwa mu lutikko e Lubaga  ku ssaawa nnya ezokumakya, n’oluvannyuma atwalibwe e Butambala gyanaazikibwa enkeera ku Wednesday nga  nga 21 January,2026.

Okusinziira ku minister w’ensonga za president Milly Babalanda mu bubaka bwatadde ku kibanja kye ekya X , omukulembeze w’eggwanga alagidde nti Bitamazire aziikibwe mu bitiibwa  by’eggwanga,mu nkola emanyiddwanga official burial okusiima emirimu gyeyalolera eggwanga.

Geraldine Namireme Bitamazire abadde munna byanjigiriza era munna byabufuzi nga yaliko minister weebyenjigiriza wakati woomwaka gwa 1970 okutuusa mu 1980, ne mu mwaka gwa 2005 okutuusa mu 2011.

Yakiikirirako district ye Mpigi mu parliament wakati wa 2001 okutuuka mu 2011.

Munnabyanjigiriza Ono Geraldine Namirembe Bitamazire Yaliko seenkulu wa Uganda Management institute UMI
Omugenzi yoomu kubaataandika ekitongole ki Forum for African Women Educationists, ekirwanirizi ky’eddembe ly’abaana abawala mu byenjigiriza ku lukalu lwa Africa.

Yasomera ku Trinity College Nabbingo, nagenda e Makerere mu mwaka gwa 1964 natikkirwa diploma mu byenjigiriza, era naddayo mu mwaka gwa 1967 ne mu 1987 nafuna degree esooka neeyokubiri mu byenjigiriza.

Omugenzi Geraldine Namirembe Bitamazire, yazaalibwa nga 17  July, 1941, yafudde nga 15 January,2026  ku myaka 84 egy’obukulu.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe
  • Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe
  • Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala
  • Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
  • President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist