• Latest
  • Trending
  • All
Endagamuntu ezisoba mu bukadde 5 zimaze okutuusibwa ku bitebe bya NIRA ebyenjawulo – NIRA egamba nti abanonayo ezaabwe bakyali batono

Endagamuntu ezisoba mu bukadde 5 zimaze okutuusibwa ku bitebe bya NIRA ebyenjawulo – NIRA egamba nti abanonayo ezaabwe bakyali batono

October 27, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Endagamuntu ezisoba mu bukadde 5 zimaze okutuusibwa ku bitebe bya NIRA ebyenjawulo – NIRA egamba nti abanonayo ezaabwe bakyali batono

by Namubiru Juliet
October 27, 2025
in Amawulire
0 0
0
Endagamuntu ezisoba mu bukadde 5 zimaze okutuusibwa ku bitebe bya NIRA ebyenjawulo – NIRA egamba nti abanonayo ezaabwe bakyali batono
0
SHARES
120
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekitongole ekivunanyizibwa kuwandisa abantu mu ggwanga ki NIRA kikakasizza nti endagamuntu za bannauganda empya eziwera obukadde obusoba mu 5 zatuuse dda mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo, era baddembe okugenda ku office za NIRA mu bitundu byabwe okuzifuna.
NIRA emaze emyezi egisoba mu 6 ng’ewandiika abantu  okuzza obuggya endagamuntu zabwe, ezaatandika okugwako mu November,2024.
Mu mbeera enno amaloboozi gabadde mangi okuva mu bannauganda nga bebuuza endagamuntu zabwe lwezinafuluma, nti kubanga balina okwetaba mu kulonda omwaka ogujja 2026 saako okuzikozesa mu bwetavu obulala.
Mu lukuηaana lwa banamawulire olutudde ku Kitebe kya police e Naguru, omukungu mu kuwandika abantu mu NIRA, Clare Ollama agambye nti endagamuntu z’abantu abasooka okwewandisa zaafulumye, era baddembe okugenda ku bitebe bya NIRA mu bitundu byabwe, okuzifuna.
Awadde eky’okulabirako,  district nga Adjumani endagamuntu emitwalo 27,800 zatuuka dda, kyokka abantu  900 bebaakanonayo ezaabwe, mu Amudati NIRA egamba nti ku ndagamuntu 9,800, bakatwalako 1000 lwokka.
Mu district ye Marach endagamuntu 3000 weziri ku district, wabula abantu 40 bokka bebakanona,  sso nga mu district ye Lwengo emitwalo 24,000 zasindikibwa dda, naye abeeno 3000 boka bebakagenda okufuna ezabwe.
Clare Ollama agambye nti abagala okufuna ndagamuntu zabwe mu bwangu bagende  ku district mu bitundu byabwe bafune endagamuntu empya.
Mungeri yemu NIRA ezzemu okulabula abantu abakozi baayo abakyagenda mu maaso n’okuwandisa abantu mu bitundu ebyenjawulo, okukomya omuze gw’okujja ssente ku bantu okubawa empapula zebajjuza okwewandiisa.
Clare agambye nti abamu ku bakozi babwe basaba abantu 10,000 okubawa empapula sso nga zabwereere, nababawa amagezi okweddako.
Bannauganda abasabye obutakkiriza kuwaayo ssente zino, nti basobola okugenda ku mutimbagano gwa NIRA empapula zino kweziri ne bawona okubbibwa banakigwanyizi.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist