• Latest
  • Trending
  • All
Emipiira gy’ebitongole bya Buganda – CBS  yesozze empaka eziddirira ez’akamalirizo

Emipiira gy’ebitongole bya Buganda – CBS yesozze empaka eziddirira ez’akamalirizo

November 25, 2024
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Emipiira gy’ebitongole bya Buganda – CBS yesozze empaka eziddirira ez’akamalirizo

by Namubiru Juliet
November 25, 2024
in Sports
0 0
0
Emipiira gy’ebitongole bya Buganda – CBS  yesozze empaka eziddirira ez’akamalirizo
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omutendera gw’emizannyo gy’ebitongole bya Buganda ogusooka guwedde, abategesi b’omwaka guno aba CBS bayiseewo okuzannya empaka z’omupiira ogw’ebigere eziddirira ez’akamalirizo.

Emipiira egy’akamalirizo saako emizannyo emirala gyakuzannyibwa nga 30 November,2024 mu Lubiri e Mengo.

Ebitongole okuli Cbs, BBS telefayina, Namulondo Investment, Nkuluze, Buganda Land Board, Eggwanika lya Buganda, Lubiri High school Mengo, Lubiri High school Buloba Campus, Buganda Royal institute, Namulondo investment, K2 Telecom, Buganda Heritage and Tourism Board, (BHTB), BICUL, nebirala byebyeetabye mu mizanyo gino.

Ttiimu ya Cbs abategesi eyiseewo okuzannya ku luzannya olwa Semi Finals nga yakuttunka ne Ttiimu ya K2 Telecom Ejjudde, ate Buganda Land Board, (BLB), yakuttunka ne Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB).

CBS  okuyitawo ewangudde Buganda Royal Institute ku ggoolo 1-0 ku mutendera gwa Quarter finals, ate Buganda Land Board ekubye BBS ku ggoolo 3-0, K2 Telecom ejeemu Nkuluze ku ggoolo 4-1.

BHTB eggyemu Lubiri High school Buloba Campus, nga bano basoose kugwa maliri ga 0-0, era BHTB ewangulidde mu penati ku ggoolo 3-2.

Mu luzannya lwa Volleyball, ttiimu 8 zeziyiseewo okuzanya okuzanya lwa Quarter finals okuli Buganda Royal Institute yakuzanya Namulondo investment, Buganda Land Board, (BLB), yakuzanya Lubiri High school Mengo, Lubiri High school Buloba Campus yakuttunka ne Ggwanika lya Buganda sso nga Nkuluze yakuttunka ne K2 Telecom.

Mu mupiira gw’abawala ogw’okubaka Netball, omupiira wakati wa BHTB ne Lubiri High school teguwedde era gutaataganyizzamu akalulu kaabayiseewo nga gwegwokutandikirwako nga 30 November,2024.

Owek.Robert Sserwanga Ssalongo

Mu kusooka minister w’abavubuka n’ebyemizannyo mu Bwakabaka Bwa Buganda, Owek Robert Sserwanga Ssalongo, bweyabadde aggulawo empaka zino yakuutidde abakozi ba Kabaka okuzannya nga bakimanyi nti emizannyo gino gyamukwano nekigendererwa ekyokumanyagana sso sikwetusaako bulabe.

Ssenkulu wa Radio ya Kabaka eya CBS, Omukungu Micheal Kawooya Mwebe, era ssentebe w’olukiiko lwa ba ssenkulu olw’okuntikko olwateeseteese emizannyo omwaka guno, awabudde nti essira lyakuteekebwa ku mizannyo egitaba abakozi awamu ejisukka ku gino egyokuvuganya gokka.

Agambye nti empaka z’emizannyo omuli okuddusa ejji ku jjiiko, emisinde gyakafubutuko n’egyokugaba akati, okuddukira mu kkutiya, okukola dduyiro wokumakya, abakozi okubaawo mu mpaka zino nebirala byebigenda okusinga okusakira ebitongole obubonero.

Ssentebe w’akakiiko akaatekebwawo okuteekateeka emizannyo ak’ebyekikugu Ntambi James, agambye nti emizannyo giwedde mu mirembe nga tewali afunye buvune bw’amaanyi.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona
  • Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71
  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71
  • Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist