• Latest
  • Trending
  • All

Dr.Kiiza Besigye ne Hajji Obed Kamulegeya bazzeeyo ku alimanda okutuusa nga 30 April,2025

April 11, 2025
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

May 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 25, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 25, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

May 22, 2026
Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

May 21, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Dr.Kiiza Besigye ne Hajji Obed Kamulegeya bazzeeyo ku alimanda okutuusa nga 30 April,2025

by Namubiru Juliet
April 11, 2025
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
115
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kkooti enkulu e Kampala egaanyi eyali  okukulembeze wa FDC  Dr. Kizza Besigye n’omuyambi we  Hajji Obeid Lutale Kamulegeya, okweyimirirwa  ng’egamba  nti okuyimbulwa kwabwe kwanditaataaganya okunoonyereza kwa police okugenda mu maaso mu misango egibavunaanibwa egy’okulya mu nsi olukwe.
Omulamuzi Rosette Comfort Kania, yaagobye okusaba kwabwe okw’okweyimirirwa bwategeezezza nti ababiri bano emisango egibavunaanibwa gyegimu  ku misango  ekisiinga okuba egy’amaanyi ennyo mu mateeka ga Uganda.
Omulamuzi Kania ategeezezza nti wadde nga Dr. Besigye ne Lutale babadde  batuukirizza ebisaanyizo ebisinga obungi eby’okweyimirirwa; gamba ng’okubeera n’ebifo ebyenkalakkalira gyebabeera, emyaka egigenderedde n’okubeera n’ababeeyimirira abomuzinzi, kkooti erina okufaayo ku by’okwerinda by’eggwanga n’obukuumi bw’abantu.
Mu nsala ye esomeddwa omuwandiisi wa kkooti Salaam Ngoobi, omulamuzi Kania  annyonnyodde nti  Dr Besigye ne munne balina amaanyi mangi netutumu  era singa bayimbulwa ku kakalu ka kkooti  bayinza okutaataaganya okunoonyereza okugenda mu maaso mu mawanga agenjawulo.
Kigambibwa nti emisango givumanibwa abawawaabirwa bano bagiddizza mu bibuga ebyenjawulo mu  nsi eziwerako omuli Greece, Kenya, Belgium, ne Uganda era okusinziira ku bawaaabi ba government abakulembeddwamu Joseph kyomuhendo ne Richard Birivumbuka okunoonyereza mu misango gino  kukyagenda mu maaso.
Dr Besigye ne Hajji Lutale bavunaanibwa okulya mu nsi  olukwe n’okulemererwa okuloopa ebikolwa ebyokulya mu nsi olukwe mu b’obuyinza.
Ababiri bano babadde mu kaduukulu mu kkomera ly’e Luzira okumala ennaku 147, okuva nga November 16, 2024, oluvannyuma lw’okukwatibwa  ebitongole by’ebyokwerinda okuva mu woteeri ya Riverside e Nairobi mu Kenya .
Bavunaanibwa wamu ne Capt. Dennis Oola, omuserikale omuweereza w’amagye ga Uganda People’s Defense Forces (UPDF).
 Besigye ne Lutale baasoooka kuvunaanibwa mu  kkooti y’amagye ku misango gy’okusangibwa n’emmundu mu ngeri emenya amateeka ,wabula omusango gwabwe gwasazibwamu oluvannyuma lw’ensala ya kkooti ey’oku ntikko.
Abawagizi ba Dr Besigye ne munne ababadde mu kooti balabise nga bibasobedde, nebasalawo okubayimbira nebayimba obuyimba obubabudaabuda.
Ate  ttiimu ya bannamateeka ba Dr  Besigye okuli Meeya wa Kampala Lord Erias Lukwago, alaze obutali bumativu ku nsala ya kkooti era nebategeeza nti bagenda kujulira.
Dr Besigye  ne Hajji Lutale baziddwawo ku alimanda mu kkomera okutuusa nga April 30, 2025.
Bisakiddwa: Betty Zziwa
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
  • Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
  • Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist