Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak
Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe
Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri
Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Uncategorized

Ate yo ku ssetendekero e Makerere, Kateregga Julius, akulira abayizi agamba naabamu baadde bakyatidde okudayo mu bibiina, abamu tebanakomawo olwokulangirirwa kwabasomesa baabwe obutasomesa era nga nayo emirimu jitambula kasoobo.

Minister weebyenjigiriza omubeezi JC Muyingo, n'omuteesiteesi omukulu mu Minisitry ye byenjigiriza, Alex Kakooza, baasaba abasomesa okudayo mu bibiina nokuwa gavumenti ebbanga lya myezi 2 ngensonga zaabwe bwebazigonjoola ne ministry ekola...

Read more

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw’abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala.

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw'abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala. Abayizi...

Read more
Page 42 of 47 1 41 42 43 47

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist