Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu
Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya  – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere
Abayizi 9,295 bebatikiddwa e Makerere University ku matikkira ag’omulundi ogwa 76 – abayizi 213 bafunye PhD
Ekkadiyizo ly’eddagala ly’ekinnansi litongozeddwa – abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo
Ekisiibo ttendekero lya kwezza buggya – Dr. Muhammed Kiggubndu
The Supreme Court Confirms Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa as duly elected President of Uganda for 2026-2031 term
Ssaabasumba Paul Ssemogerere asiimye abavujjirizi b’enteekateeka y’okuzimba Akifo awagudde ku bubenje mu Nkozi Hospital – aba CBS baweereddwa amayinja ag’omuwendo okubasiima
Bannabulemeezi beyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okubajjanjaba mu Tubeere balamu Health Campaign – etegekebwa Kabaka Foundation
Fr.Musaala alambudde CBS FM mu kisiibo
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Uncategorized

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu district ye Obongi gyasookedde olwaleero bamulonde abawonye ennaku yenguudo embi zagambye nti ziremye gavument ya NRM okukola emyaka 35 gyemaze mu buyinza.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu yekkokodde enguudo embi eziri mu bendobendo lya West Nile zagambye nti zigootaanyiza enteekateeka ye eyokunoonya akalulu era, bwaatyo asabye abantu mu...

Read more

Ekibiina kyebyobufuzi ekya National Unity Platform kitadde ekitongole kyamakomera kunninga kibeeko byekinyonyola ku bawagizi bekibiina kino abali mu makomera agenjawulo, naddala e Kitalya ekibiina kino bekigamba nti tebali mu mbeera nnungi.

Ekibiina kyebyobufuzi ekya National Unity Platform kitadde ekitongole kyamakomera kunninga kibeeko byekinyonyola ku bawagizi bekibiina kino abali mu makomera agenjawulo, naddala e Kitalya ekibiina kino bekigamba nti tebali mu mbeera...

Read more
Page 26 of 47 1 25 26 27 47

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist