Ebyongedde okuzuuka ku nkayaana wakati wa Meeya wa Division ye Makindye Hajji Nganda Ali Kasirye Mulyanyama ne Lord Mayor wa Kampala Ssaalongo Elias Lukwago ku nsonga za ttiimu y'omupiira eya...
Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League mu butongole erangiridde Jackson Mayanja Miya Miya ng'omutendesi omugya owa club eno okutuuka kunkomerero ya season eno 2022/23....
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68 nga asinziira mu Lubiri e Mengo, naalagira wabeewo okubudaabudibwa okwenjwulo eri abalina akawuka ka...
Essomero lya Kibuli SS lisitukidde mu mpaka za masomero ga senior agali ku musingi gw’obusiramu eza UMEA Solidarity Games, era ewangudde emizannyo egisinze obungi. Empaka zino zibadde ku ssomero lya...
Obululu bw'empaka za club ensajja my Africa eza CAF Champions league obw'omutendera gwa quarterfinal bukwatiddwa ku kitebe kya CAF mu kibuga Cairo e Misiri. Club ya Simba eya Tanzania egudde...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League eyimirizza omuzibizi waayo Disan Galiwango ebbanga eritali ggere, olw’ebikolwa ebyekuusa ku busiwuufu bw’empisa. Disan Galiwango avunanibwa obutetaba mu...
Abaddusi bannayuganda Jacob Kiplimo ne Joshua Cheptegei, bongedde okulaga eryanyi mu muzannyo gw'emisinde mu nsi yonna, basitukidde mu mpaka za United Airlines New York Half Marathon. Jacob Kiplimo awangudde omudaali...