Ekibiina ekiddukanyo omuzannyo gwa Cricket mu Uganda ekya Uganda Cricket Association, kikakasizza nti enteekateeka zonna ziwedde eza Uganda okutegeka empaka za Pearl of Africa T20 Series ez’omulundi ogw’okubiri. Empaka zino...
Club ya KCCA enyinyintizza enteekateeka ez’okukansa omuteebi wa club ya URA, Ivan Ahimbisibwe. Ivan Ahimbisibwe endagano ye ne club ya URA yaweddeko kunkomero ya season ewedde. Yabadde wakubiri...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes etandise okutendekebwa okwetegekera empaka za Africa Nations Championships CHAN ez'omwaka guno 2025. Empaka zino zigenda kutegekebwa Uganda, Kenya ne Tanzania era zigenda...
Obwakabaka bwa Buganda bulangiridde enteekateeka Nnamutayiika eyókukulakulanya eby'emizannyo, omuli nókuzimba ebisaawe mu masaza gonna 18. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, yakakasiza bino bwabadde atongoza empaka za masaza ga Buganda...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kironze abatendesi Fred Muhumuza ne Morley Byekwaso, okubeera ku ttiimu ya Uganda Cranes egenda okuvuganya mu mpaka za Africa Nations Championships (CHAN) ez'omwaka...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, eri munteseganya ez'omuggundu okuzza obuggya endagaano y'omukwasi wa goolo munnansi wa Dr Congo Alfred Mudekereza. Endagaano...
Omwami wa Kabaka atwala essaza Buddu, Ppookino Jude Muleke atongozza ttiimu y'essaza eri Bannabuddu egenda okuvuganya mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025. Ppookino...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kironze ddiifiri munnauganda omukazi Shamirah Nabadda, nga omu ku baddifiri abagenda okulamula mu mpaka za Women Africa Cup of Nations ez'omwaka guno...
Omwami wa Kabaka atwala essaza Butambala, Katambala Al Hajji Magala Sulaiman, mu butongole ayanjulidde Bannabutambala ttiimu kabiriiti egenda okuvuganya mu mpaka za Masaza ez’omwaka guno 2025. Mu ngeri...