Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, eziza bugya endagano ya captain Filbert Obenchan ebbanga eddala lya myaka 2 munteekateeka ey'okuggumiza ttiimu eno nga...
Omuwuwutanyi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eyabakazi eya Crested Cranes, Zainah Nandede, yegasse ku club ya Simba Queens egucangira mu liigi ya babinywera eya Tanzania. Zainah Nandede nga ye...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, mu butongole ekaansizza omuteebi munnansi wa Liberia, Mark Yallah, mu kawefube w'okwetegekera season ejja eya 2025/26. ...
Ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gwa Rugby eya Uganda Rugby Cranes, etandise bubi ddala mu mpaka za Rugby Africa Cup of Nations bwekubiddwa Kenya obugoba 32-24. Empaka zino zitandise olwaleero...
Ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gw'ensero eyabakazi eya The Gazelles, mu butongole etandise okutendekebwa okwetegekera empaka za Africa eza FIBA Women Afro Basket Championship ez'omwaka guno 2025. Empaka zino zigenda kubeerawo okuva...
Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier, engabo egikwasizza maanyi ey'okuggumiza ttiimu eno mu kwetegekera season ejja eya 2025/26, erangiridde Lazaro Bwambale nga omuzannyi ow'okubiri...
Olukiiko oluddukanya ttiimu y’essaza Butambala lukoze enkyukakyuka mu lukiiko olw’emirimu egy’ekikugu mu kwongera okuggumiza ttiimu eno okuvuganya obulungi mu mpaka za Masaza ga Buganda ez’omupiira ogw’ebigere mu mpaka z’omwaka guno...
Mawokota etandise nabuwanguzi mu mpaka za Masaza ga Buganda 2025 e Buwama Ttiimu y'essaza Mawokota etandise nabuwanguzi mu mpaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025 bw'ekubye...