Museveni agambye nti amagye ga government ezasooka genyigira nnyo mu bikolwa ebyóbulyake nóbukenuzi saako okutulugunya abantu, ekyaviirako bannansi okwetamwa abajaasi. Alabudde amagye ga UPDF obutagezaako kwenyigira mu bikolwa ebyo, byagambye...
Bannakibiina kya NUP 13 abaakwatibwa mu Jinja kubigambibwa nti baakuba olukungaana olutaali mu mateeka, nate baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Kirinnya. Abvunaanibwa kulikoKakaire Ramathan, Nakiboneka Joan, Opio Frank nabalala...
Alipoota ya Government egambye nti abantu 5 kwabo ekibiina Kya NuP bekirumiriza nti baawambibwa ebitongole byeby'okwerinda nebabuzibwawo, nti ba memba bakabinja kabayeekera aka Uganda Coalation Force For Change era government...
Olukiiko lwa Lord Mayor wa Kampala lwagala enkola ya UPE egyibwe mu Kibuga Kampala, government bweba tesobola kuweza buwumbi 100 obuweebwa KCCA okukola ku byenjigiriza mu Kampala. Lord mayor wa...
Munnakibiina kya NUP Anthony Agaba amanyiddwa nga Bobi Young asindikiddwa ku alimanda e Luzira, oluvannyuma lwa kkooti y’amagye e Makindye okumuggulako omusango ogwokwogerera eggye ly’egwanga erya UPDF amafukuule. Agaba...
Ekibiina kya Forum For Democratic Change FDC kisazeewo nti tekigenda kukolagana nakibiina kirala kyonna ku ludda oluvuganya government mu kalulu akagenda okubaawo omwezi ogujja ogwa February mu bitundu bye Serere....
President Yoweri Kaguta Museven ayongedde okukangula eddoboozi ku bantu abeefunyiridde okusanyaawo n’okutyoboola obutonde bw’ensi. Museveni abadde ku mikolo gy’ameenunula e Kakeeka mu district ey’e Kakumiro n'agamba nti abantu anoonoona entobazzi,...