Eyaliko president wa FDC Rtd Col.Dr Kiiza Besigye awabudde obukulembeze obuliko okuyimiriza enteekateeka zonna ezikwata ku by'okulonda mu kibiina, okutuusa nga bagonjodde enkaayana ezimaamidde ekibiina. Besigye asinzidde mu lukungaana lwa...
Abamu ku bannakibiina kya FDC batudde mu nsinsinkano eyenjawulo, okusala amagezi ku ngeri gyebasobola okutaasa ekibiina kyabwe kyebagamba nti kyolekedde okutwalibwa ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM. Aba FDC bakungaanidde...
President wa NUP Robert Kyagulanyi Sentamu anennyezza bannakibiina abalemeddwa okunywerera miramwa gy'ekibiina, nebadda mu kwerumaaluma. Kyagulanyi asiinzidde mu kibuga Jinja ku mukolo ogw'okutongoza abavudde mu bibiina by'obufuzi ebirala...
Wabaluseewo okusika omugwa wakati wa basentebe be byalo mu Municipality ye Makindye Ssabagabo, olw'abakulira Municipality eno okuyisa ekiragiro eri ba Sentebe bonna okuzaayo Stamp z'e byalo zebabadde bakozesa so ng'ekisanja...
Parliament eragidde police, ministry y'emirimu enguudo n’entambula n’ekitongole ky'enguudo ekya UNRA okweddiza mmotoka zonna ezi parking ku mabbali genguudo. Ekiragiro kino kiyisidwa Sipiika wa parliament Anita Annet Among mu bubaka...
Akakiiko akalwanyisa enguzi mu Maka g'obwa president aka Anti Corruption Unit kakutte omubaka wa president mu district ye Bukedea Wilberforce Tukei n'omuduumizi wa police mu kitundu ekyo sako senior police...
Munna kibiina kya UPC Eunice Otuko Apiyo, alangiriddwa ku buwanguzi bw'ekifo ky'omubaka wa parliament omuggya owa Oyam North county mu district ye Oyam. Otuko addidde omugenzi Rtd Col Charles Engora...