CBS ky'ekitongole kya Buganda ekinywedde akendo mu bitongole bya Buganda byonna mu buweereza obw'omwaka guno 2024. Katikkiro Charles Peter Mayiga y’alangiridde ku buwanguzi buno, ku mukolo gw'ennyimba za Chrismas ezibadde...
Read moreJjingo Godfrey Ssuubi, ye muweereza w'omwaka 2024 ku CBS Fm. Ssuubi yalondeddwa ng'omukozi akize ku bakozi abalala bonna mu buweereza. Ssaabasajja asiimye n'amuwa ejinja ery'omuwendo olw'obuweereza bwe. Yoga yoga nnyo...
Read moreAbantu 6 bebaayiseewo okuvuganya mu luzannya olw'akamalirizo, olunabaawo mu Enkuuka Masavu 2024 nga 31 December,2024 mu Lubiri e Mengo, okulondako anafuuka Omuziramubazira wa 2024.
Read moreProgram Entanda ya Buganda yatandika ku Radio ya Kabaka CBS mu 2003, n’ebigendererwa eby’enjawulo byonna nga bisimbye mu kiragiro kya Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ekyatandisaawo Radio eno. Program...
Read moreEkitongole ekivunaanyizibwa ku musolo mu ggwanga ekya URA kironze akulira ebiweerezebwa ku mpewo za CBS, Abby Mukiibi ng'omukozi asinze okusomesa banna Uganda ensonga z’omusolo nebazitegeera bulungi. Ekitongole kino kigamba nti...
Read moreObwakabaka bwa Buganda okuyita mu Radio CBS buwaddeyo ensimbi obukadde bwa shs 206,325,000/= eri abaddukanya eddwaliro ly’e Nkozi nga zino zeezaava mu kyeggulo kya Kaliisoliiso eky’omwaka guno zikozesebwe okuzimba ekifo...
Read moreMbaziira Tonny Omuweereza ku CBS emmanduso 89.2 ng'asitudde engule okuva mu HI Skool Wards ey’Omuweereza asinga okunyumisa Program. Yawangudde n'engule endala eya Program Sunday Mega Drive nga program y'omwaka. Sunday...
Read moreAbaweereza ppulogulamu ya Kaliisoliiso ku 88.8 buli lunaku okuva Monday okutuuka Friday, ku ssaawa emu kitundu okutuuka ku bbiri (7:30 -8am), okuli Hajji Abby Mukiibi, Peace Diane ne Hajji Abbu...
Read more