Ssaabakunzi wa NRM Rosemary Nnansubuga Sseninde alangiridde mu butongole nti akomawo okwesimbawo ku kifo ky'omubaka omukyala owa district ye Wakiso, ku kisanja eky'okuna. Rosemary Sseninde yakiikirira Wakiso okumala ebisanja 3,...
Ekibiina kya National Unity Platform kyanirizza ba memba abaggya omuli n'eyaliko ssentebe wa district ye Masaka Jude Mbabaali avudde mu DP. Abalala bavudde mu bukiika kkono bwa Uganda, abavudde mu...
Bannakibiina kya National Unity Platform 28 bagaaniddwa nate okuyimbulwa kuy kakalu ka kooti omulundi ogwókusatu, nga kooti egamba nti tebalina maka ga nkalakkalira gyebayinza kusangibwa singa babeera bateereddwa. kino kitabudde...
Abakulembeze b'oludda oluwabula government mu parliament banjudde embaririra y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja ogwa 2024/2025 ya trillion 43 gyebalowooza nti singa government gyetambulirako bannauganda bakugiganyulwamu awatali kusosolwa. Embaririra eno eyanjuddwa omubaka wa...
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro byabwe ebibakkiriza okutuula mu parliament mu butongole, nebawera okukuuma ssemateeka w'eggwanga n'okukola ku nsonga eziruma abantu babulijjo. Abakubye ebirayiro kuliko minister...
Ababaka ba parliament nga tebeetemyemu batabukidde ministry y'ebyensimbi olw'okusala ku mbalirira ya parliament negisalako ebitundu 50% mu mbalirira y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi ogujja 2024/2025. Sipiika wa parliament Anita Annet Among bw'abadde...
Ekibiina kya Democratic Party kirangiridde eri abantu bonna abagala okwegatta ku kibiina kino ne ba memba bonna abagala okuzza obuggya obwa memba bwabwe baseemu okusaba kwabwe balyoke bateekebwe ku alijesita....
Omubaka wa parliament owa Nyendo Mukungwe era nga Commissioner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba alangiridde nti simwetegefu kwabulira kibiina kya National Unity Platform NUP kyeyatandika ne banne abalala mu bwagazi...