Munna People’s Revolutionary Party Frank Bulira Kabinga, asuubizza nti bagenda kulafuubanira obwenkanya nÉnfuga eya Federo, okulaba nga buli kitundu kya Uganda kiganyulwa mu byÓbugagga bw’Ensi eno. Kabinga abadde mu district ye...
Akakiiko k'ebyokulonda aka The Electoral Commission of Uganda kawabudde abeesimbyeewo ku bwa president abavuganya mu kalulu ka 2026, okwewalira ddala okukuba enkuηaana mu bifo okuli obutale, okuliraana amalwaliro n'amasomero. Mu...
President w'ekibiina ki National Economic Empowerment Dialogue (NEED), Joseph Kabuleta, yekubidde enduulu mu kakiiko k'ebyokulonda, ayagala kamuddiremu awandiisibwe avuganye ku kifo kya president wa Uganda omwaka ogujja 2026. Kabuleeta agamba...
Munnakibiina kya Common Man's Party Mubarak Munyagwa amanyiddwa nga Mugaati gwa Bata, asunsuddwa akakiiko k'eby'okulonda okuvuganya ku ntebe ennene ey'obwapresident bwa Uganda mu kalulu ka 2026. Munyagwa awerekeddwako mukyala we...
Akakiiko k'ebyokulonda kasunsudde akutte bendera y' ekibiina kya Revolutionary People's Party, ku kifo ky'obwa President Bulira Frank Kabinga. Kabinga yoomu ku basunsuddwa ku lunaku olusembyeyo era yasembeddeyo ddala okusunsulwa. Bulira...
President wa National Unity Platform NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu akakasiddwa okuvuganya ku ntebe y'obwa president bwa Uganda mu kalulu ka 2026. Kyagulanyi asuunsuddwa ku ssaawa munaana ez'emisana, naaweza omuwendo...
Munnakibiina kya National Alliance for Transformation ( ANT) Rtd. Major General Mugisha Muntuyera Gregory akakasiddwa akakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku bwa president bwa Uganda mu kalulu ka 2026. Muntu eyasoose obutalabikira...
Munnakibiina kya FDC Nathan Nandala Mafabi asunsuddwa akakiiko k’ebyokulonda okuvuganya ku bwa President wa Uganda mu kalulu ka 2026. Oluvannyuma lw'okusunsulwa, ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda Simon Byabakama akwasizza Nandala emmotoka n'abakuumi,...
Kyaddaaki Pastor Eng. Elton Joseph Mabiriizi ajidde ku kaadi ya Conservative Party asunsuddwa okuvuganya nga president wa Uganda mu kalulu ka 2026, oluvannyuma lw'ebiwandiiko bye okukakasibwa akakiiko akavunaanyizibwa ku by'enjigiriza...
Kasibante Robert owa National Peasants Party asuunsuddwa akakiiko k'eby'okulonda aka The Electoral Commission of Uganda, okuvuganya ku bwa president bw'eggwanga mu kalulu ka 2026. Kasibante olumaze okusunsulwa naakwasibwa emmotoka n'abakuumi....