Bannakibiina kya National Unity Platform abasoba mu 08 abaali baweereddwa kaadi era nebasuunsulwa okuvugabya ku bifo by'ababaka ba parliament, bebaakazisuulawo nebegatta ku NRM. Bavudde mu bitundu okuli Kigezi, Ankole, Bunyoro...
Munnakibiina ki National unity Platform eyaweebwa Kaadi okwesimba ku kifo ky'omubaka wa parliament akiikirire Busiro East,Mathias Mulumba Walukagga agobeddwa mu lwokaano lw'okuvuganya ku kifo kino. Mu nsala eweereddwa ssentebbe...
Akakiiko k'ebyokulonda ka The Electoral Commission kasazizaamu Mutabwire Patrick Kyamukaate ku ky'okuvuganya ku kifo ky'omubaka w'obugwanjuba bwa Uganda akiikirira abakadde, oluvannyuma lw'okulemererwa okuleeta emikono egy'essalira egy'abantu abamusemba okuvuganya ku...
Ekibiina ki National Resistance Movement kitongozza enkola mwekinaayita okukuyega abalonzi okumitendera egyenjawulo, wakati mukwetegekera okulonda kwa bonna okwa 2026. Bw'abadde atongoza enkola eno etuumiddwa NRM Parish Based Grassroot Mobilization, omumyuka...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni azeemu okulabula abagala okutabangula emirembe mu ggwanga nti bagenda kubakwasa mukono gwa kyuma Museveni abadde mu bitundu bye Kasese g'anoonya akalulu okudda ku...