Emikolo gy'okukuza olunaku lw'eyali Ssaabalabirizi Janani Luwumu gigenda mu maaso, ku kyalo Wii- Gweng Mucwini mu district ye Kitgum. Government ya NRM yasaawo olwa 16 February,buli mwaka okujjuukirirako Ssaabalabirizi Janani...
Police okuva e Kakiri ewaliriziddwa okuyimiriza olukungaana wamu n'enteekateeka zabavubuka bannakibiina kya National Unity platform ababadde bakungaanidde ku New Eden Guest House mu musomo ogw'okweteegekera akalulu k'abavubuka akanaatera okubeerawo. Kivudde bawagizi...
Police mu bitundu bye Busoga eggalidde Bashir Waiswa wa myaka 59 egy’obukulu, ku bigambibwa nti abadde ateekateeka okukola obuyeekera ku government ya Uganda. Police egamba nti omukwate abadde aliko...
Obwakabaka bwa Buganda bukubyekubye ku babaka ba parliament naddala abava mu Buganda okulwana amasajja okulaba nti ebyambalo okuli ggomesi ne Kanzu birekebwa ku lukalala lw'engoye ezikkirizibwa okwambalwa mu parliament ya...
Sipiika wa parliament Annet Anita Among alagidde minister wa government ez'ebitundu okutegeka olukiiko olwenjawulo mu bwangu, okukubaganya ebirowoozo ku nsonga ezikosa government ez'ebitundu. Ensonga ezissiddwako essira kwekuli ensimbi ezisoloozebwa mu...
Abavubuka abeeyitanga aba Red Top Brigade beyubudde nebatongoza ekisinde ekiggya kyebatuumye Revolutionary People's Party (RPP) Abavubuka bano bajjukirwa nnyo mu biseera by'akalulu ka 2016 nga kabindabinda, beesibiranga enjegere ku miti...
Ssabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja ayimiriza minister w'ensonga zobwa president okukyusakyusa ababaka ba president nga tafunye lukusa okuva eri omukulembeze w'eggwanga Ebbaluwa ssabaminisita Nabbanja yagiwandiika omwezi oguwedde ogwa January 2025,...
Ekibiina ekitaba bannamateeka mu ggwanga ki Uganda Law Society kiwandiikidde ekitongole ky'amakomera nga kyagala kalonda yenna akwata ku basibe abaasindiikibwa mu makomera agenjawulo okuva mu kkooti y'amagye Mu bbaluwa eyawandiikiddwa...