President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atadde omukono ku nnoongosereza ezaakolebwamu tteeka erifuga amagye geggwanga erya UPDF Amendment Act 2025 nga Kati lifuuse etteeka era eririndiridde okussibwa mu nkola....
Government ya Uganda ekola butaweera okuzaawo enkolagana yaayo ne government ya German ,eyali yafunamu enjatika, oluvannyuma ly'amaggye ga Uganda okulaangimirira nga bwegaasazaamu enkolagana yaago mu byekijaasi nebyokwerinda ne government ya...
Ababaka ba parliament 9 baabulidde ekibiina kya Forum for Democratic Change, nebegatta ku kibiina ekiggya ki Peoples Front For Freedom (PFF). Kuliko Ibrahim SSemujju Nganda omubaka wa munisipaali ye Kira...
Ng'eggwanga lyolekera eby'obufuzi ebya kanaayokyaani eby'olekera akalulu ka 2026, eyaliko omubaka we Bamunaanika era minister omubeezi oweebyenjigiriza, Dr. J.C Muyingo, alangiridde nti ssiwakuggyayo mpapula kuddamu kwesimbawo, ng'omubaka wa parliament. Dr...
Bannakibiina kya Democratic party abatakaanyizza nebyavudde mu kulonda okwabadde mu kibuga kye Mbarara nga bakulembeddwamu eyabadde yesimbyewo kubwa president bwa Democratic party era omubaka wa Bukoto central Eng Richard Ssebamala,...
Akakiiko k'ebyokulonda mu kibiina kya FDC kalangiridde entekateeka ey’okugyayo empapula eri abegwanyiza ebifo ebyenjawulo nga betegekera akalulu ka 2026 Ku mulundi guno akakiiko ke byokulonda katadewo enkola eyenjawulo okusobozesa...
Abakulembeze ba NRM okuli abamu ku babaka ba parliament n'abakulembeze ba government abatali bamu e Busoga , bayisizza ekiteeso okuwagira Omubaka omukyala owa district ye Kamuli era omumyuka asooka owa...
Akakiiko k'eggwanga akebyokulonda katandise mu butongole okuwandiisa abantu abagala okwesimbawo ku bifo by'obukulembeze bw'abakadde,abavubuka n'abaliko obulemu ( special interest groups) ku mutendera gw'ebyalo. Enteekateeka eno etandise leero nga 02 June...