Eyali sipiika wa parliament ya Uganda Jacob Oulanyah wakuziikibwa ng’ennaku z’omwezi 8 April 2022, lwe lwókutaano lwa wiiki ejja. Enteekateeka efulumiziddwa minister w’ensonga z’obwa President Milly Babalanda era ssentebe wénteekateeka...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwémmotoka zémpaka mu Uganda ekya FMU kitandika nga 01 April, 2022 okuwandiika abavuzi bémmotoka abagenda okuvuganya mu mpaka za Pearl of Africa Rally Championships ezómwaka guno. Empaka...
Ekifaananyi kya Sky Sports Bya Issah Kimbugwe Empaka z’okusunsulamu amawanga agagenda okukiikirira Africa mu mpaka z’ensi yonna eza FIFA World Cup ziddamu okuzanyibwa olwaleero,amawanga 10...
Richard Tadwong Ssaabawandiisi wa NRM Ssaabawandiisi w’ekibiina ki NRM Dr. Richard Todwong atabukidde banabyabufuzi ne bannauganda bagambye nti bagufudde mugano okwogerera nga NRM ekisukkiridde, bwegutuuka ku...
Amagye ga UPDF ku nsalo e Bunagana nga boolekera olusozi Ssabinyo awagambibwa okubeera abayeekera ba M23 Bya Kato Denis Emmundu eseka buteddiza ku ya nsalo...
Omwogezi wa police mu ggwanga Fred Ennanga Ssabaduumizi wa police ya Uganda Martin Okoth Ocholla alagidde kampuni z'eby'okwerinda bbiri ez'obwannanyini ziggalwe bunnambiro,nti zaabulabe eri eby'okwerinda by'eggwanga....
Ababundabunda abacongo abadduse abayeekera ba m23 Bya Lubega Mudashiru Kyewalyanga Embeera ezeemu okutabuka ku muliraano mu Democratic Republic of Congo, abayeekera ba M23 bazzeemu okulumba...
Omwogezi wa police mu ggwanga Fred Ennanga Poliisi enoonyereza ku buzzi bwemisango etandise okukuꞃaanya obujulizi ku bantu bonna abagambibwa nti bazze boogera ebya nsimattu kunfa y'abadde...
Omubaka Joel Ssenyonyi owa Nakawa West (ku kkono)ne munnamateeka we nga bogerako eri bannamawulire oluvannyuma lw'okuwangula omusango Kooti ejulirwamu ekakasizza obuwanguzi bw’ababaka ba parliament bannakibiina kya...