Joel Ssenyonyi Omubaka wa Nakawa West era ssentebe wa COSASE Ebitongole okuli nebya government ebyalina okuweebwa ettaka mu bitundu bye Nsambya ku ttaka ly'ekitongole ky'eggaali y'omukka...
Ababaka ba parliament Ssegirinya Mohammed owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West bakulindako emyezi nga ebiri miramba, kkooti ejulirwamu emalirize okuwulira emisango gyebyokulonda okusobola okutunula mu kujulira...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu bitundu byóbuvanjuba n'amasekati ga Africa ekya CECAFA kitandise okwekennenya Rwanda ne Sudan ezitaddemu okusaba kwazo okutegeka empaka za Africa Cup of Nations qualifiers 2023 ezabazannyi abatasussa...
Amawanga 32 gegagenda okuweereza abazannyi n'ababaka mu ggwanga lya Qatar, mu mpaka z'e kikopo ky'ensi yonna eky'omupiira ogw'ebigere ekitandika mu November w'omwaka guno 2022. Empaka za World Cup zitandika nga...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akalaatidde abazadde okumanyisa abaana baabwe nga bakyali bato,nti mulimu gwabwe okukuuma n’okutaasa Namulondo ate nókubakulizamu omutima gwa Buganda ogutafa. Katikkiro bino abyogeredde mu Bulange...