Mukawefube owookutasa abantu abafuna obubenje ku Luguudo lw'e Masaka, Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu CBS fm nga buli wamu ne bannamikago aba Rotary, baatandika enteekateeka y'okuzimba ekifo awajanjabirwa abafunye...
Read moreOmuyimbi Eddiriisa Musuuza amanyiddwa nga Eddy Kenzo agambye nti nga yakalondebwa ku kifo ky'omuwabuzi wa president w'eggwanga ku nsonga z'obuyiiya obwenjawulo, agenda kutandikira ku kulwanirira ebitone by'abayiiya okulaba nti babifunamu...
Read moreBannauganda abakulu n'abato balaze Buddo SS omukwano betabye mu bungi mu kivvulu "Ffe Buddo", era kwebajagulizza okuweza emyaka 25 nga bayimba ennyimba ezituula nezibukala ku mitima gy'abantu. Essomero lya Buddo...
Read moreBannakatemba n'abayiiya ebintu ebyenjawulo mu kisaawe ky'okwewummuzaamu n'ebisanyusa baweereddwa amagezi okweewa Obudde obumala nga bazimba ebitone basobole okubiganyulwamu. Bannabitone mungeri yeemu basabiddwa okuyiiyiza eggwanga ebyo ebibazimba , omuli n'ikuyisa obubaka...
Read moreEkibiina ekigata abasawo mu ggwanga ekya Uganda Medical Association, (UMA), kyagala ekitongole ebirondoola ebiwerezebwa ku Mpewo ekya Uganda Communications Commission (UCC), kiragire Video y'oluyimba lw'omuyimbi Gibson Wabuyu amanyiddwa nga Gravity...
Read moreOmuyimbi David Lutalo ne Rema Namakula baleese akayimba k'omukwano akakyali akapya, batandise okukasunako nga bakaloza ku bannauganda. Basuubizza nti essaawa yonna bakukafulumya ku katale. Ebimu ku bigambo ebiri mu kayimba...
Read more