Mukawefube owookutasa abantu abafuna obubenje ku Luguudo lw'e Masaka, Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu CBS fm nga buli wamu ne bannamikago aba Rotary, baatandika enteekateeka y'okuzimba ekifo awajanjabirwa abafunye...
Omuyimbi Eddiriisa Musuuza amanyiddwa nga Eddy Kenzo agambye nti nga yakalondebwa ku kifo ky'omuwabuzi wa president w'eggwanga ku nsonga z'obuyiiya obwenjawulo, agenda kutandikira ku kulwanirira ebitone by'abayiiya okulaba nti babifunamu...
Bannauganda abakulu n'abato balaze Buddo SS omukwano betabye mu bungi mu kivvulu "Ffe Buddo", era kwebajagulizza okuweza emyaka 25 nga bayimba ennyimba ezituula nezibukala ku mitima gy'abantu. Essomero lya Buddo...