President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atadde omukono ku baggo ly'etteeka erirungamya ekirime ky'emmwanyi mu ggwanga erya National Coffee Amendment Bill 2024. Etteeka lino liggyewo ekitongole ky'emmwanyi ki Uganda...
Kyaddaaki baasi z'ekitongole ki Posta Uganda ezimanyiddwa nga Post Bus ziddamu okusaabaza abantu olunaku lwa leero nga 17 December,2024 ng'omu ku kaweefube w'okugaziya enfuna y'ekitongole ekya Posta Uganda. Executive Director...
Abasuubuzi abakolera mu katale ke Kajjansi ababadde bamaze ebbanga erisoba mu myaka 2 mirambirira bukyanga akatale kakwata omuliro bafunye kukamwenyumwenyu, kagguddwawo baddemu bakakkalabye egyabwe. Abakulembeze ba district ye Wakiso nga...
Eyali Ssenkulu wa Ssettendekero wa Makerere professor Ezra Suruma asabye government ya Uganda okukozesa ezimu ku nsimbi z'egenda okuggya mu kusima amafuta okutumbula embeera z'abakadde. Bino aby'ogeredde ku Lugogo UMA...
Government ya Misiri edduukiridde Uganda egiwadde ekyuma ekikola eddagala erirwanyisa obulwadde bwa Kalusu mu bisolo. Kibalirirwaamu doola za America emitwalo 70, bwe buwumbi bwa shilling za Uganda nga bubiri n'ekiitundu....
Abasuubuzi abakolera mu katale ka Kireka Main Market batandise okwewandiisa, nga government bweyabalagidde nga bweteekateeka okubazimbira akatale ak'omulembe mu nkola ya Greater Kampala Metropolitan Area Urban Development Program. Bwabadde asisinkanye...