Kyadaaki Abasomesa naddala abasomesa amasomo ga Arts abegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda National Teachers Union (UNATU) bayimirizza akediimo kaabwe akabadde kamaze omwezi mulamba, nga bagala government eboongeze omusaala nga...
Kooti enkulu mu Kampala eyimirizza Ttabamiruka w'ekibiina ekigatta bannamateeka olwa Uganda Law Society (ULS) owa buli mwaka, abadde agenda okubaawo ku Saturday nga 18 October,2025 ku Imperial Resort Beach Hotel...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abagambibwa nti babadde bakozesa emuddu okwenyigira mu bumenyi bw'amateeka obwenjawulo nebatigomya abantu mu bitundu ebimu mu district ye Wakiso. Abakwatiddwa y'e Kirumira Joseph kigambibwa nti...
Entiisa ebuutikidde abayizi n'abasomesa ku ssomero Wansimba primary school mu district ye Jinja, omuyizi ow'emyaka 14 bwakubye munne wa myaka 16 ekikonde ku nsingo naagwa wansi nafiirawo. Bino bibaddewo ku...
Omulamuzi wa kkooti enkulu Emmanuel Baguma nate agaanye okuva mu musango oguvunaanibwa Rtd Col Dr Kizza Besigye munnakibiina ku PFF ne munne Hajji Obeid Kaamulegeya, era agobye okusaba kwabwe mwe...
Munnabyabufuzi omugundiivu era eyaliko Ssaabaminister wa Kenya Raila Omoro Odinga afiiridde India ku makya ga leero nga 15 October,2025 ku myaka 80 egy'obukulu Yazaalibwa nga Odinga abadde amaze akaseera nga...
Ababbi batadde ku bunkenke abatuuze ku byalo okuli Bujaasi, Busembe ne Mpiringisa, bisangibwa mu muluka gwe Maya mu town council ye Kyengera mu district ye Wakiso. Waliwo omutuuze atemeddwa ababbi,...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu 2 ku bigambibwa nti balina kyebamanyi ku by'okutemula omuyizi w'esomero lya Kitebi SS mu Kampala owemyaka 17 egyobukulu. Eyasangiddwa ng'attemuddwa ye Namata Faith omutuuze...