Abakuuma ddembe mu district ye Jinja bali ku muyiggo gw'abazigu abalumbye ekibuga kye Buwenge nebakuba omukuumi amasasi nebamutta, nebakuliita n'emmundu. Amyuka RDC e Jinja Ntange Andrew agambye nti attiddwa ye...
Banna Uganda abasoba mu 80 be bakanunulwa Government ya Uganda okuva makomera g'amawanga ga Buwarabu gyebaali baggalirwa ku busango obutonotono. Bakomezeddwawo mu bibinja, era ekibinja ekyokusatu eky'abantu amakumi abiri 20...
Omujaasi mu ggye lya UPDF erirwanira mu nsozi, Lukwag Isaac akubiddwa amasasi agamuttiddewo, bweyeesuddemu akambayaaya naakuba banne Amasasi, agasseeko omu n'okulumya abalala. Lukwag Isaac okuva mu Nkambi ya UPDF esangibwa...
Omulamuzi wa kooti ento e Kasangati Beatrice Khainza akkiriza okusaba okwatekebwayo banamateeka baabaali bakulira KCCA okuteebwa ku kakalu ka kooti. Abayimbuddwa ye yali ssenkulu wa KCCA Dorothy Kisaka, omumyuka David...
Nabbambula w'omuliro asaanyizaawo emmaali y'abantu mu kitundu kya Kasubi Kakajjo e Bweyogerere mu Kira municipality wabula ekivuddeko omuliro tekinnamanyika. Abantu abamu bagamba nti gwandiba nga guvudde ku masannyalaze, ate abalala...
Abanoonyi b'obubudamu mu Palabek Refugee Settlement Site mu district ye Lamwo baguddemu ekyekango laddu ekubye bannabwe 14 nebattirawo. Okusinziira ku mwogezi wa Police mu ggwanga Kituuma Rusoke, abantu 14 bafiiriddewo...
Ekkanisa ya Uganda ekuzizza olunaku lw’abatume bonna mu nsi olumanyiddwa nga All Saints Day, n'okutuuza omumyuka w’omulabirizi wa Kampala omuggya, Rt. Rev Canon Fredrick Jackson Baalwa, n’okutongoza lutikko empya ey’obulabirizi...
Kkooti y'amagye esalidde omusirikale w'eggye erikuuma President wa Uganda erya SFC, ekibonerezo kyakuwanikibwa ku kalabba oluvanyuma lwokusingisibwa omusango gw'okutta ab'oluganda 5 mu district ye Mayuge. Akulira Kkooti eno etudde e...