Emmotoka za Government eziwerera ddala 2082 zezaakateekebwaako namba plates endigito mu nteekateeka government gyeriko eyokulaba nti buli kidduka kiteekebwako namba plates endigito okunyweeza ebyokwerinda. Ebibalo bino ebitonotono ebikwaata ku nteekateeka...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alonze Hajat Sharifah Buzeki nga ssenkulu w'ekitongole ki KCCA omuggya, okudda mu bigere bya Dorothy Kisaka eyali ssenkulu wekitongole kino wabula nagobwa gyebuvuddeko. Hajjat...
Abantu 4 okuli abasajja 3 n'omwana owobulenzi 1 bafiiriddewo mbulaga n'abalala 08 nebaddusibwa mu ddwaliro nga embeera mbi, mu kabenje akagudde ku kyalo Kappa - Baluuli e Migyera mu district...
Eng.Daniel Ssebugwawo eziikiddwa e Nkumba ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ntebbe, nga 23 December,2024, era nga kwe lunaku lweyazaalibwako nga 23 December,1936. Eng.Daniel Ssebugwawo yabadde bba wa minister...
Police etandise omuyigo ku musirikale waayo agambibwa okukuba omuntu amasasi agamutiddewo ku luguddo lwa Ssezibwa mu Kampala. Anonyezebwa ye PC Bahati Charles nga ali ku namba ya police 55915, agambibwa...
Banna kibiina Kya FDC oludda lwe Katonga bakedde ku komera e Luzira okulambula ku Rtd.Col.Dr.Kiiza Besigye n'okumutwalira ebyokukozesa ku ssekukulu. Besigye Ssekukulu y'omwaka guno wakujiliira mu nkomyo ne munne Haji...
Ssentebe wa district ye Wakiso Dr. Matia Lwanga Bwanika atabukidde abakozi abakozesebwa abebyokwerinda okubega bakozi banaabwe, kyagamba nti kireetawo obunkenke obuteetaagisa mu bakozi. Bwanika okwogera bino asinziridde ku mukolo gwa...