Akulira abakuumi ba president wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine ayitibwa Edward Ssebuwufu Eddie Mutwe , alabiseko mu Kooti e Masaka nasomerwa emisango 6,oluvannyuma naasindikibwa ku alimanda mu kkomera...
Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga mu akabenje akagudde e Bujuuko ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana, mmotoka 2 zitomereganye bwenyi kubwenyi. Akabenje kagguddewo ku ssaawa nga bbiri n'ekitundu ez'ekiro...
Omusuubuzi era omuvuzi w'emmotoka z'empaka Rajiv Ruparelia mutabani wa Naggagga Sudir Ruparelia afiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Kampala Express wakati wa Kajjansi ne Munyonyo, Makindye Ssaabagabo Wakiso district....
Paapa Francis, nga ye Paapa wa eklezia katulika ow'e 266 aziikiddwa mu lutikko ya St.Mary's Major mu kibuga Roma ekya Italy. Paapa Francis Paapa Francis...
Emmisa y'okusabira Omugenzi Paapa Francis ekulembeddwamu Omubaka wa Paapa mu Uganda Ssaabasasumba Luigi Bianco mu lutikko e Lubaga, ng'ayambibwako Ssentebe w'abepisikoopi mu Uganda era nga ye musumba wa Kiyinda...
Kkooti mu Kampala eyisizza ekiragiro nti ekkanisa ya St.Peter's mu Ndeeba egire ng'esigala ku ttaka kwetudde awatali kutaataganyizibwa, okutuusa ng'omusango gw'obwannanyini ku ttaka lino nga gusaliddwa. Ekkanisa eno eyali yakamala...