Gavument ya Uganda esitukiddemu okutaasa bannauganda embeera beyakwatidde mu Iran ne Israel, olw'olutalo olukwajja wakati w'amawanga gombi. Government ya Uganda etegeezezza nti waliwo abayizi 48 ababadde baagenda ku misomo mu...
Omuliro gukutte ekisulo ky'abayizi abawala ku ssomero lya government erya Kisozi Seed Secondary School okumpi n'edduundiro lya President Museveni mu district ye Gomba , buli kimu ekibadde mu kisulo kisaanyeewo....
Nabbambula w'omuliro akutte ekisulo ky'abayizi abawala ku Ttendekero ly'ebyemikono erya Butende Vocational Training Institute mu kibuga Masaka ebintu bya bukadde bw'ensimbi bisanyiziddwawo. Omuliro gukutte mu ttuntu nga kiteeberezebwa nti...
Eyali omukungu wa police Nixon Agasirwe Karuhanga agguddwako emisango egigambibwa nti yenyigira mu ttemu eryakolebwa ku eyali omuwaabi wa government Joan Kagezi mu March, 2025. Agasirwe yakwatibwa mu May 2025,...
Abantu basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Nakigo ku luguudo okuva e Jinja okudda e Iganga ekiro ekikesezza olwa leero nga 16 June,2025. Maama n'abaana be 2 bebafudde, babadde basaabalira...
Akabenje kagudde mu bitundu ebye Nakirebe Maya ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka loole ekika kya Sino truck ewabye neyingirira mmotoka eziwerekera Amyuka sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa,...
Entiisa ebuutikidde abatuuze b'e Kansanga mu gombolola ye Makindye mu Kampala, amasanyalaze gakubye abantu 5 omu afiiriddewo abalala baddusidwa mu malwaliro ng'embeera mbi. Bibaddewo ku saawa nga emu n'ekitundu ezokumakya...