Ssenkulu wa Kampala Capital City Authority Dorothy Kisaka agambye nti enteekateeka z’okuyonja n’okulongoosa Kampala ziri mu ggiya, okutuukana n'omutindo gwa Smart city. Mu nteekateeka eno, okutandika n’omwezi gwa February 2023 ...
Police mu district ye Soroti etandise omuyiggo gwÓmusawo wékinnansi ayitibwa Opolot Simon okuva mu district ye Kaperabyong eyagala annyonnyole ku ngeri ab'oluganda ababiri gyebaafuddemu. Kigambibwa nti omusawo ono yapangisiddwa musajjamukulu...
Akulira akakiiko k'eddembe ly'obuntu aka Human Rights Commission Mariam Wangadya awandiikidde kooti y'amagye ne Ssaabawaabi w'emisango gya government Jane Francis Abodo, okulagira kooti y'amagye okulekeraawo okuwozesa abantu ba bulijjo mu...
President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti tasobola kukkirizza ggye ly'amawanga magatte UN okujja okuwa obukuumi mu Uganda, nga bwekiri mu mawanga amalala mu Afrika. President Museveni anyonyodde nti Uganda esobolera...
Police erabudde ku bikolwa ebyábazadde abasajja abeeyongedde okukabassanya abaana bebeezaalira, nga ebikolwa bino bisinze kuva ku butabanguko mu maka. Ebikolwa bino tebikomye kulabikira mu bazadde bokka, bigenze ne mu basomesa...
Ebyuma by'oluguudo lw'eggaali y'omukka ebibalirirwamu obuwumbi 13 n'obukadde 490 byebyabbibwa mu mwaka gwebyensimbi 2021/2022. Ebyuma ebyabbibwa biri 2,696, era nga kampuni ezisaanuusa ebyuma bya steel kigambibwa zezaabyekomya. Bino bifulumidde mu...
Ettendekero lya Buganda Royal Institute of Business and technical Education Kakeeka Mengo, litikidde abayizi abasobye mu 1000. Gano gematikkira ag'omulundi ogwe 17. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yakulembeddemu omukolo...