Kyadaaki banna Uganda 211 batuuse ku butaka okuva mu Sudan ewali okulwanagana okw'amaanyi, wakati w'ebiwayi by'amagye ebikaayanira obuyinza. Nga bakulembeddwamu omubaka wa Uganda mu Sudan Hajji Yahaya Ssemuddu, batuuse...
Abantu 2 bafiridde mu Kabenje akagudde mu kibuga Kampala wakati okuliraana akatale ka owino, ekimmotoka ki lukululana No. UDM 84 bwekiremeredde omugoba wakyo n'asaabala abagoba ba Bodaboda. Abantu 4 bebakoseddwa...
Ssaabawaabi w'emisango gya government Jane Frances Abodo ategeezezza nti bagenda kujulira ku nsala ya Kkooti enkulu eyejjeerezza Abubakar Kalungi, mu musango gw'okutemula eyali omuduumizi wa Police ye Buyende ASP Mohammed...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku mwalo gwe Kiwuluguma mu ggombolola ye Ngogwe mu district ye Buikwe, waya y'amasanyalaze bweyekonye ku wire ye engoye omukyala z'abadde ayanula olwo amasanyalaze negamukuba nafiirawo...
Namutikkwa wénkuba afudembye mu kiro alese abatuuze abawerako mu gombolola ye Lubaga, Kawempe ne Makindye nga bakaaba olwénkuba okutikkula obusolya bwámayumba nókusuula emiti nejiziba enguudo. Enkuba eno ebademu kibuyaga owámaanyi...
Emirimu gisanyaladde ku kitebe kye Ggombolola ye Kasangaati, oluvanyuma lw'abantu abatanategerekeeka okumenya office za Engineer we Ggombolola eno nebayiwamu empitambi. Abatuuze be Kasangaati beyiiye mu bungi ku kitebe kye Ggombolola...