Akakiiko kÉbyokulonda mu district ye Katakwi kalangiridde Omumyuka wÓmukulembeze wa Uganda Maj. Jessica Alupo , ku kifo ky'omubaka wa parliament ey'omulundi ogwe 12 omukyala owa district eyo eye Katakwi, oluvannyuma...
Abantu 2 bafiiriddewo mbulaga n'abalala abasoba mu 10 nebamenyekanenyeka mu kabenje akagudde e Nabusanke Kayabwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Akabenje kano kabaddeme Emmotoka 4, okuli lukululana...
Ssentebe wa LC5 mu district ye Kitagwenda Mushemeza Ismail Kambanda asimbiddwa mu kkooti ento e Kamwenge navunaanibwa emisango egyekuusa ku kuggya ku bantu ssente ng'abasuubizza emirimu. Okusinziira ku kakiiko akalwanyisa...
Abantu 10 bakakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje akaguddewo olwaleero nga 10 December,2025 ng'obudde bukya, ku luguduo lwa Bugiri - Tororo. Akabenje kano kagudde mu kitundu ekimanyiddwa nga Busowa mu...
Police mu district ye Luweero etandise okunoonyereza ku muvubuka ategerekese nga Masudi Serugo omutuuze mu Kabuga ke Wobulenzi, eyetutte yekka ku police neyeroopa nti asse munne ng'amulanga okubba biscuit we....
Police mu district ye Luweero ekakasizza nti Omujaasi wa UPDF RA 275589 LCPL, Moses Edongoto afiiridde mu kabenje akagudde mu bitundu bye Kalule- Bombo ku luguudo oluva e Kampala okudda...