Wabaddewo obunkenke mu kitundu ekimanyiddwa nga mu Kinyarwanda mu Akright estate Kajjansi town council mu Wakiso, amasasi gamyoose okumala akaseera omusirikale bwavudde mu mbeera n'asasira banne 3 amasasi omu gamuttiddewo....
Abantu babiri bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro ogwakutte akatale ka Wabiduuku mu zone ya Balimtuma ku kyalo Kiwaatule mu gombola ye Nakawa Kampala. Omuliro guno kiteberezebwa nti gwavudde ku bibbaawo ebisangiddwa...
Omuntu omu atemeddwatemeddwa naafa ate abalala 3 bafunye ebisago eby'amaanyi, mu lutalo lw'ettaka ku kyalo Kibaale mu muluka gwe Kigumba mu ggombolola ye Maddu mu district ye Gomba. Okusinziira ku...
Omuliro gusaanyizaawo ebintu by'abasuubuzi mu katalr akamanyiddwa nga Wabiduuku e Kiwaatule mu gombolola ye Nakawa mu Kampala. Omuliro gukutte obuyumba bw'abasuubuzi obubadde bwazimbibwa okumukumu okumpi n'ettaawo ly'oluguudo oluva e Ntinda...
Ba ssentebe ba district ezikola Greater Kampala Metropolitan, ssibamativu n'ekiriwoozo kya president wa Uganda Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni kungabanya ya ssente z'enkulakulana eza Parish Development Model, (PDM) naddala mu bitundu...
Entambula esannyaladde ku nsalo ya district ye Gomba ne Sembabule, amazzi g'omugga Katonga bwegongedde okubooga mu kitundu wegusalira ku luguudo oluva e Kyaayi Maddu Gomba okugenda e Ssembabule. Enkuba etonnya...