Obwakabaka bwa Buganda butongozza ennambika entongole enaagobererwa mu kwabya ennyimbe n’obusika. Ennambika eno yateekeddwateekeddwa era newandiikibwa ba Jjajja Abataka abakulu ab’obusolya. Ennambika eno etongozeddwa Katikkiro wa Buganda ku mbuga enkulu...
Obukadde bwa shilling za Uganda 50,970,000/= bwebusondeddwa bannakyaggwe mu nkola ya Luwalo Lwange. Ssaabawaali Bubiito Buikwe,Ssaabagabo Ngogwe,Mutuba IV Kawuga ne Mutuba IX Goma, kwosa n'olukiiko lweby'enkulakulana mu ssaza Kyaggwe. Oluwalo...
Abakungu ba kampuni ya China enzimbi y’amayumba Henan Gwoji enzimbi yámayumba bakiise embuga, nebasaba obwakabaka bubongere ettaka okuzimba amayumba agébbeeyi ensamusaamu. Kampuni eno yeyazimba ennyumba eza Mirembe Villas e Kigo...
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olumaze ennaku bbiri mu Butikkiro e Mengo, nga lwekeneenya enteekateeka ya Nnamutaayiika okunaatambulizibwa emirimu eye myaka etaano egijja 2023-2028 lukomekkerezeddwa. Mu nteekateeka eno muteereddwamu emiramwa, ebiruubirirwa...