Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde bannamikago abaggya abegasse ku ntegeka yókuvujjirira emisinde gyámazaalibwa ga Kabaka aga 68. Abavujjirizi abaggya kulikoSWICO, I and M Bank, Novana water, abegasse ku Airtel Uganda, Uganda...
Obwakabaka bwa Buganda bukuzizza olunaku lw’ebyobulimi n’obwegassi. Omukolo guyindidde ku mbuga y’essaza Kyaggwe Muggulu e Mukono. Katikkiro Charles Peter Mayiga bw'abadde ku mukolo guno, asabye abantu ba Kabaka okwongera okwettanira...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ayanjudde enteekateeka y’okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II eg’emyaka 68. Obuganda bwakujaguza amazaalibwa ga Omutanda nga 13 April 2023, ng’emikolo gyakuyindira...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alambula ku njegoyego z'ennyanja Nnalubaale, mu bitundu ebye Ntebbe. Omutanda abadde ku Resort Beach e Ntebbe, mu ggandaalo ly'amazuukira ga Yezu kristu aga...
Abamu ku bantu abanetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka batandise okwegezaamu mu lugendo. Emisinde gino gyakuddukibwa mu miteeko 3 okuli aba Km 5, 10 ne 21. Emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggudewo mu butongole omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake oguyindira mu Lubiri lwa Ssabasajja e Mengo. Awadde abantu ba Kabaka obubaka okunyiikira okukola nókuwangana amagezi...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza ennambika entongole enaagobererwa mu kwabya ennyimbe n’obusika. Ennambika eno yateekeddwateekeddwa era newandiikibwa ba Jjajja Abataka abakulu ab’obusolya. Ennambika eno etongozeddwa Katikkiro wa Buganda ku mbuga enkulu...