• Latest
  • Trending
  • All
Bannauganda ebitundu 85% tebakyalina bwesige mu bakulembeze bebaalonda – bagamba nti bateeseza mbuto zabwe

Bannauganda ebitundu 85% tebakyalina bwesige mu bakulembeze bebaalonda – bagamba nti bateeseza mbuto zabwe

July 2, 2024

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Bannauganda ebitundu 85% tebakyalina bwesige mu bakulembeze bebaalonda – bagamba nti bateeseza mbuto zabwe

by Namubiru Juliet
July 2, 2024
in CBS FM
0 0
0
Bannauganda ebitundu 85% tebakyalina bwesige mu bakulembeze bebaalonda – bagamba nti bateeseza mbuto zabwe
0
SHARES
169
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Banna Uganda obukadde 39 by’ebitundu 85% bagamba nti tebakkiririza mu bakulembeze baabwe bebaaloonda  nti kubanga tebakulembeza birowoozo by’abantu b’ebitundu byebabakiikirira.
Alipoota ekoleddwa ekitongole ekinoonyereza ekya Afro Barometer nekya Hatchile Consult Ltd, eraze nti banna Uganda ebitundu 85% tebakyeesiga babaka ba parliament ng’abakiise baabwe abateesa ensonga eziruma abantu babulijjo.
Abantu abalala ebitundu 75% tebakkiririza mu bakansala baabwe ababakiikirira mu nkiiko za district.
Okunonyereza okwakoleddwa ku bantu 2,400 mu mwezi gwa January 2024, kwalaze nti abakulembeze abalonde ensangi zino beerowoozako bokka nakuteesa bibakuumira mu bifo byabwe sso ssikukulembeza nsonga eziruma abantu ababalonda.
Alipoota eraze nti abantu abeesiga banna byabufuzi ku mutendera gwababaka bali ebitundu 15% bokka.
Omuwendo guno gusse okuva ku bitundu 21 mu mwaka 2017, ssonga ku ba kansala abakiika ku district obwesige bwabwe buli ku bitundu 25%.
Okunonyereza kuno era kulaze nti banna Uganda baagala government nabakulembeze baabwe, bongere okusoosoowaza ensonga z’ebyobulamu, ng’abawagira ebyobulamu bakola ebitundu 62%, ebyenjigiriza ku bitundu 36%, Okukola enguudo kukwata kyakusatu n’ebitundu 34%, kko n’okubafunira amazzi amalungi ku bitundu 26%.
Ebirala ebyogeddwako abantu byebaagala okubakolera okuva mu bakulembeze mwemuli okulwanyisa enguzi, ebyobulimi, ebbula ly’emirimu, obwavu, amasanyalaze, emisolo, okulwanyisa enjala, demolulasiya n’ebirala.
Bwabadde afulumya ebyavudde mu kunoonyereza kuno ku mukolo ogubadde ku hotel Africana mu Kampala, Francis Kibirige, eyakulembeddemu okunonyereza kuno okuva mu kampuni ya Hatchile Consult Limited, agambye nti banna Uganda ebitundu 84%,  bayaayanira ensonga y’okuteesa mu bibiina byobufuzi, nga waliwo okusoowagana, naye nti n’obwesige mu bibiina byobufuzi ebyo kaakano bwongedde okukendeera nga kati abantu ebitundu 62% bokka beebakyakiririza mu nteekateeka eno.
Kibirige agambye nti era banna Uganda ebitundu 65% baagala bannabyabufuzi bwebabasinga mu kalulu, bakkirize ebivuddemu eggwanga lyeyongerero okwewala ebisago n’ebiwundu ebijjawo oluvanyuma lw’okulonda.
Agambye nti okunonyereza era kulaga nti banna Uganda bagenda bakoowa amakubo ga demolulasiya, nga mu mwaka 2012 abaali bakiririza mu demolulasiya baali ebitundu 65%,  ate mu mwaka 2024 abakkiririza mu demolulasiya bakola ebitundu 54% byokka.
Okunoonyereza era kulaze nti banna Uganda ebitundu 84% bakooye government  ey’abasirikale okubakulembera, ebitundu 77% baagala nkyukakyuka, ebitundu 81% ssibamativu neekibiina ky’ebyobufuzi ekimu okukulembera eggwanga okumala ebbanga eggwanvu.
Bisakiddwa: Ddungu Davis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist