Abamu ku bannakibiina kya FDC batudde mu nsinsinkano eyenjawulo, okusala amagezi ku ngeri gyebasobola okutaasa ekibiina kyabwe kyebagamba nti kyolekedde...
Ebitongole by’obwanakyewa ebikola ku by’emmere mu ggwanga biraze okutya ku mutindo gw’eby’emmere banaUganda gyebalya, so nga tewateereddwawo nkola nnungamu erwanyisa...
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kyabbaale mu district ye Kasanda, abatuuze bwebakedde okugwa ku mulambo gwamunabwe ng'attiddwa mu bukambwe n'emmotoka...
Ttiimu y'essaza Butambala eraze amaanyi mu mpaka z'amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere bw'erumbye Bugerere omwayo n'egikubirayo goolo 2-1 mu mupiira...