Bannakibiina kya FDC mu kiwayi ekituula e Najjanankumbi 77 basunsuddwa okuvuganya ku bifo 38 ebyóbukulembeze bw'ekibiina kino obwókuntikko. Libadde ssanyu...
Kamalabyonna wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga atenderezza obuvumu n'obumalirivu omugenzi Eng.Hubert Robert Kibuuka, bweyayolesa ng'alwana okutaasa ekitiibwa kya Buganda....
Government etandise okusasula abantu abagenda okusengulwa ku ttaka eririraanye olusozi Masaaba mu District ye Buduuda, okwerinda okubumbulukuka kw'ettaka okuva ku...
Akeetalo keyongedde mu Businga bwa Rwenzuururu nga balindirira Omusinga Charles Wesley Mumbere okudda mu Bukama bwe oluvannyuma lw'emyaka 7. Omusinga...
Government ya Uganda etongozza okugaba amabaati eri abawajjere mu kitundu kya Busoga agawerera ddala 90,411. Amabaati gano gabalirirwamu obuwumbi bwa...
Okuwulira okusaba kw'okweyimirirwa okwa amyuka mayor wa Kampala Central Hannifer Mpungu okuyimbulwa ku kakalu awoze emisango gy'obufere ng'ava waka tekusobose,...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakulira ebitongole byonna eby'obwakabaka okusitula empeereza y'emirimu n'okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe eri Obwakabaka. Bino...