• Latest
  • Trending
  • All
Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda bayisizza ensonga 9 okugenda okutaambulizibwa enkola y’emirimu mu mwaka 2024

Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda bayisizza ensonga 9 okugenda okutaambulizibwa enkola y’emirimu mu mwaka 2024

March 26, 2024

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

May 9, 2026
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

May 8, 2026
Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

May 8, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula

May 7, 2026

Emipiira gy’empaka z’ebika by’Abaganda zongezeddwayo

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Bus ya kampuni ya Link ekutte omuliro neebengeya ku luguudo lw’e Mityana – abasaabaze basimattuse

May 7, 2026

Omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – okuva nga 8 okutuuka nga 14 June mu Lubiri e Mengo

May 7, 2026
Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

May 7, 2026
Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

May 6, 2026
Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

May 7, 2026
Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

May 6, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda bayisizza ensonga 9 okugenda okutaambulizibwa enkola y’emirimu mu mwaka 2024

by Namubiru Juliet
March 26, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda bayisizza ensonga 9 okugenda okutaambulizibwa enkola y’emirimu mu mwaka 2024
0
SHARES
215
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Olusirika lwÁbakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda baweereddwa amagezi okunnyikiza federo yébikolwa , ng’omu ku kaweefube wÓkutuusa enkulaakulana mu bantu ba Kabaka.

Bwabadde aggalawo olusirika luno ku ssettendekero wa Muteesa I Royal University e Mengo, Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti okuteekesa federo yÉbikolwa mu bantu ba Kabaka omuli okubaagazisa Okulima emmwaanyi , okulunda nÓkusomesa abaana kekabonero kankukunala akooleka Buganda weeraga.

Katikkiro agumizza Obuganda nti Federo yÁmateeka nayo erowozebwako , gyagambye nti yakutuukikako ssinga tewabaawo kulagaya mubuweereza ,  naddala obugendereddwamu okuggya abantu ba Kabaka mu bwaavu.

Mungeri eyenjawulo Katikkiro ajjukizza abaami ba Kabaka mu bifo byÓbukulembeze ebyenjawulo okweewala Obukumpanya,baweereze Ssemunywa mu bwerufu.

Olusirika luno lumaze ennaku 2 nga lutambulidde ku mulamwa ogugamba nti: Okuseseetuula enkola eya projects okudda ku nkola eya Programs mu Buganda nga tunnyikiza Federo ey’ebikolwa.

Omulamwa guno gwesigamiziddwa ku biruubirirwa eby’okusitula embeera z’abantu ba Buganda mu by’enfuna n’enkulaakulana mu Buganda yonna.

Omumyuuka owookubiri owa Katikkiro awadde amagezi eri abantu ba Kabaka abaagala okukulaakulana beegatte ku bibiina byÓbwegassi, basobole okukulaakulana.

Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda balambise ebirowoozo 9 ebyanjuddwa minister wÁbavubuka , Ebyemizannyo Nébitone Owek Ssalongo Robert Sserwanga ebigenda okutambulirwako empeereza y’emirimu mu Bwakabaka mu mwaka guno 2024.

Ebiteeso bino mulimu :

-Okulya obulungi nÓkutereka emmere emala.

-Okulwaanyisa Obubenje ku nguudo ng’abagoba bébidduka omuli aba Bodaboda basomesebwa obubonero bwokunguudo nÓkuteeka obubonero mu lulimi Oluganda.

-Okuteeka essira ku nsonga ya Bamulerwa nga tulwanyisa Mukenenya.

-Okutumbula ebyobulamu mu masomero.

-Okusoosowaza endwadde zÁbaami omuli okweekebeza Akatungulu.

-Okulwaanyisa omuze gwÓkukozesa ebiragalalagala.

-Okufuna ebyuuma bikalimagezi mu malwaliro gÓbwakabaka.

-Okussa essira ku ntegeka yÁmaka naddala mu byaalo.

-Ókuteeka ebifo awasomesebwa abasawo  mu malwaliro gÓbwakabaka.

Mu byetaaga okwongerwamu amaanyi nga bino byanjuddwa omumyuuka owookubiri owa Kaggo Dr. Fiona Kalinda , mubaddemu ; okubunyisa entekateeka zébyobulamu mu Masaza gonna nga Yinsuwa , okuggumiza okukola dduyiro, nÓkunaaba mu ngalo.

Okumanyisa abantu abiba bivudde mu musaayi bamanye ebifa mu mibiri gyabwe, nÓkunnyikiza ensiisira zÉbyobulamu nga Obwakabaka bukolagana ne ministry yébyobulamu mu.government  ya wakati.

Olusirika luno lwetabiddwaamu Bajjajja abataka abakulubÓbusolya,ba minister ba ssaabasajja, Abaami bÁmasaza,n’abakungu mu bitongole byÓbwakabaka byonna.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba
  • Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa
  • Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala
  • Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula
  • Emipiira gy’empaka z’ebika by’Abaganda zongezeddwayo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist