Omulamuzi David Matovu alagidde enjuuyi zonna ezikwatibwako omusango guno okuba ng’etaddeyo ebiwandiiko byonna ebikwata ku kakalu kano, obutasukka nga 28 July,2026.
Lukwago aleeteddwa mu kooti okuwulira okusaba kwe, era naaginnyonyola nti obulamu bwe buli mu matigga nga yetaaga okugenda amangu mu ddwaliro e Buyindi aloongoosebwe.