• Latest
  • Trending
  • All
Omutaka Gabunga akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’ebika byabwe – ab’essiga lya Kagenda bamwanjulidde enteekateeka y’okukyusa obwannanyini bw’ettaka ly’essiga lidde mu kika

Omutaka Gabunga akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’ebika byabwe – ab’essiga lya Kagenda bamwanjulidde enteekateeka y’okukyusa obwannanyini bw’ettaka ly’essiga lidde mu kika

June 14, 2026
Trinity College Nabbingo ejaguzza emyaka 84 okuva weryatandikibwawo – Katikkiro Mayiga asabye amasomero okuyambako abaana okumanya obuwangwa n’ennono zabwe

Trinity College Nabbingo ejaguzza emyaka 84 okuva weryatandikibwawo – Katikkiro Mayiga asabye amasomero okuyambako abaana okumanya obuwangwa n’ennono zabwe

June 14, 2026
Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

June 13, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

June 12, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna

June 12, 2026
Obwakabaka  bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

June 12, 2026
Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

June 12, 2026
Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

June 12, 2026
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

June 11, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

June 11, 2026
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 –  okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

June 11, 2026
Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise –  president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

June 10, 2026
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament  eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

June 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Omutaka Gabunga akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’ebika byabwe – ab’essiga lya Kagenda bamwanjulidde enteekateeka y’okukyusa obwannanyini bw’ettaka ly’essiga lidde mu kika

by Namubiru Juliet
June 14, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Omutaka Gabunga akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’ebika byabwe – ab’essiga lya Kagenda bamwanjulidde enteekateeka y’okukyusa obwannanyini bw’ettaka ly’essiga lidde mu kika
0
SHARES
5
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omutaka Omukulu ow’akasolya k’ekika ky’Emmamba omutaka Gabunga Ndiira James Mubiru Ziikwa owa 38, akunze abavubuka okwenyigira mu buweereza bw’ebika byabwe.

Gabunga abadde ku mbuga ye e Kabowa mu Ssaza Kyadondo, bw’abadde asisinkanye bazukulube okuva mu Ssiga lya Kagenda  e Luwuunga.
 Babadde ku mukolo ogwatuumibwa Olutikkiro, Gabunga mwasisinkanira  abazukulu nga buli ssiga lirina olunaku lwalyo mwabasisinkanira okubrerako enkulakulana gyebateeka mu kika.
Gabunga akubirizza abavubuka obuvunaanyizibwa obwo obutabulekera bantu bakulu bokka, wabula babwenyigiremu babeeko byebayiga.
Omutaka Mulindwa Luyombo Joseph owe ssinga lya Kagenda e Luwuunga mu Mawokota, asabye abazzukulu okukoma okwagala okufuna ebya mangu nokwewala enjawukana ezibakutulamu.
Abuulidde Jaaja Gabunga nti abazzukulu mu ssiga lya Kagenda batandise enteekateeka zookukyusa ettaka ly’essinga lyabwe, okuva mu mannya  ga Kagenda lissibwe mu mannya g’Ekika.
Katikiro we kika kye Mamba Kyobe Kaberenge  ategezezza nti balina enteekateeka nyinji ez’amanyi ezigendereddwamu okusitula omutindo mu Kika kyabwe.
Ku mukolo guno Jaaja Gabunga awadde Muzukulu we Nantajja Grace Ssebanakitta, era nga ye Mukulu w’essomero lya Mengo S.S omudaali ogumwebaza okuwagira n’okutumbula ebyemizannyo, era Nantajja akunze bazukulu banne okuwagira ebika byabwe.
Omukulu we Ssiga lya Kagenda Mutaka Mulindwa Luyombo Joseph era ayanjulidde Omutaka Gabunga olukiko olugya mu Singa lye nga Katikiro Emmanuel Mulindwa amyukibwa Musa Ssepuya ,John Kiggwe, Daniel Kibudde mukubiriza wa Lukiko,Nomuwandisi Paul Nantajja Lumanyika ,omuwanika Hajat Madina Ndagire,owa Bavubuka Ibrahim Muluya ,Owa Mawulire John Mpindi ,Owabakyala Rehem Nasuuma ,Obuwangwa ne Noono Ssalongo Kizito n’abalala
Bisakiddwa: Nakato Lwantale Jeniffer
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Trinity College Nabbingo ejaguzza emyaka 84 okuva weryatandikibwawo – Katikkiro Mayiga asabye amasomero okuyambako abaana okumanya obuwangwa n’ennono zabwe
  • Omutaka Gabunga akunze abavubuka okwenyigira mu mirimu gy’ebika byabwe – ab’essiga lya Kagenda bamwanjulidde enteekateeka y’okukyusa obwannanyini bw’ettaka ly’essiga lidde mu kika
  • Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo
  • Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist