• Latest
  • Trending
  • All

Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031

May 11, 2026
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

May 11, 2026
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abadde Commissoner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba yebazizza abantu b’e Masaka olw’okumwesiga emyaka 15 ng’abakiikirira mu parliament

May 11, 2026
Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira

May 10, 2026

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

May 9, 2026
Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

Police ekutte 2 abagambibwa okumenya ekitebe kya Bank of Uganda mu Kampala – Laptop 2 zezaakazuulwa

May 8, 2026
Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

Electoral Commission erangiridde olwa nga 24 June,2026 okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district y’e Kalangala

May 8, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Abaluηηamya b’emikolo balambikiddwa ku ntambuza y’emikolo gy’ennono – bakomye katemba mu mikolo gy’okwanjula

May 7, 2026

Emipiira gy’empaka z’ebika by’Abaganda zongezeddwayo

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

May 7, 2026
Government yetondedde bannauganda olw’amasannyalaze agavavaako – UEDCL eyongedde okukola enkyukakyuka mu baddukanya emirimu

Bus ya kampuni ya Link ekutte omuliro neebengeya ku luguudo lw’e Mityana – abasaabaze basimattuse

May 7, 2026

Omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – okuva nga 8 okutuuka nga 14 June mu Lubiri e Mengo

May 7, 2026
Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

Abayizi ababadde bagenda okulambula bafunye akabenje e Kiryandongo – conductor wa Bus afiiriddewo

May 7, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031

by Namubiru Juliet
May 11, 2026
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
8
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olunaku lwa Tuesday nga 12 May,2026 President Yoweri Kaguta Museveni lwagenda okulayizibwa ku kisanja eky’omulundi ogwomusanvu, ng’akulembera Uganda.
Akulembedde eggwanga lino okuva mu mwaka gwa 1986 oluvannyuma lw’okuwangula olutalo lw’ekiyeekera.
Ebisanja ebitongole eby’akalulu byatandika mu kalulu ka 1996.
Omukolo gw’okukulayiza president Museveni ku kisanja eky’okusanvu gwakubeera, ku kisaawe ky’amafeega e Kololo nga 12 May,2026, ku mukolo ogusuubirwa okutandiika ku saawa nnya ezenkya.
Okusinziira ku ssemateeka w’eggwanga, omuntu alondeddwa okukulembera eggwanga, akuba ebirayiro bibiri; okuli eky’obweyamu eri eggwanga, okukuuma ssemateeka w’ggwanga n’okulabirira bannansi bonna.
Ssabaalamuzi w’eggwanga nga mu kiseera kino ye Flavian Nzeija, yagenda okulayiza omukulembeze w’eggwanga omulonde Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa.
Okusinziira ku nteekateeka efulumiziddwa akakiiko akateekateeka okulayizibwa kw’omukulembeze w’eggwanga, akakulemberwa omuteesiteesi omukulu mu offiisi ya president, nga ye Hajji Yunus Kakande, president Yoweri Kaguta Museveni wakutuuka e Kololo ku saawa 4 n’ekitundu ezokumakya,olwo omukolo gw’okumulayiza gutandike.
Ennambika eno eraga nti ssentebbe w’akakiiko kebyokulonda wakwanjulira Ssaabaalamuzi w’eggwanga ebyava mu kulonda n’omuntu eyawangula akalulu akaakubwa nga 15 January,2026, Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa olwo Ssaabaalamuzi amuyite okukuba ebirayiro.
Oluvanyuma lw’okukuba ebirayiro ebibiri ebimufuula omukulembeze w’eggwanga Omujjuvu oluvannyuma lw’akalulu, Yoweri Museveni Kaguta wakukwasibwa ssemateeka w’eggwanga, Bendera y’eggwanga, n’endala entongole ey’obwapresident, oluyimba lw’eggwanga, n’obubonero bw’eggwanga obulala ( Seal and  Court of Arms).
Oluvanyuma omukulembeze w’eggwanga okulayira, abakulembeze b’ebitongole ebikuuma eddembe bakumukubira saluti okulaga obweyamo n’obuwulize eri gyali, bwebinaggwa wakulambula ennyirira z’amagye.
Bino bwebinaggwa, wakubaawo okusabira omukulembeze w’eggwanga okunakulemberwamu Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr. Samuel Kazimba Mugalu Mboowa ne Mufti wa Uganda sheik Shaban Ramathan Mubajje.
Oluvanyuma lwokusaba, omukulembeze w’ggwanga wakwogerako eri eggwanga mu kwogerakwe okusooka oluvanyuma lw’okulayizibwa.
Ekisanja nga kikomekkerezeddwa:
Ku saawa mukaaga ezekiro kya leero nga 11 May,2026, ekisanja Ky’omukulembeze w’eggwanga aliko ekyomukaaga lwekiggwako.
Ssemateeka w’eggwanga akakata ku Ssaabaalamuzi w’eggwanga okulayiza omukulembeze omulala mu bbanga lya saawa 24 singa Entebbe y’omukulembeze w’eggwanga esigala nga nkalu.
Abakulembeze b’amawanga amalala bazze okubaawo ku mukolo 
Abakulembeze b’mawanga agawerako bataka mu Uganda okwetaba ku mukolo gw’okulayiza Mwaami Museveni ku kisanja ekyomusanvu.
President Museveni ng’ayaniriza owa Somalia Hassan  Shiekh Mohammed
Kuliko owa Democratic Republic of Congo,  Felix Thishekedi , owa South Sudan Salva Kiir Mayadette ,owa Somalia Hassan  Shiekh Mohammed, omumyuka w’omukulembeze wa Zimbabwe General  Guveya Dominic Nyikadzino  Constantino Chiwenga.
owa South Sudan Salva Kiir Mayadette
Abalala kuliko omukulembeze wa Sahrawi Arab Democratic Republic, Brahim Ghali , President wa Ethiopia Taye Atseke Selassie.
Abalala ye  Nicholas Checker omukungu mu government ya America avunaanyizbwa ku nsonga za Africa,  nga yakiikiridde omukulembeze wa America Donald Trump n’abalala bangi.
Buli mukulembeze atuuse mu ggwanga, asoose kugenda mu maka gomukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni okuwayaamu, era emboozi bagiseetudde neegwa amakerenda.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ebimu ku birambikiddwa mu kulayiza president Yoweri Kaguta Museveni ku kisanja eky’omusanvu 2026/2031
  • Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda
  • Abadde Commissoner wa parliament Mathias Mpuuga Nsamba yebazizza abantu b’e Masaka olw’okumwesiga emyaka 15 ng’abakiikirira mu parliament
  • Tewakyali muntu akkirizibwa kusaalimbira mu Bugoma Forest nga ssi mulambuzi – ababadde baakyesenzaako government ebalagidde okukyamuka bunnambiro tewali kubaliyirira
  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde e Gomba

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist