• Latest
  • Trending
  • All
Abasuze mu kalippagano k’ebidduka akakutte e Mpigi batenda – abamu babalagidde bakozese ekidyeri

Abasuze mu kalippagano k’ebidduka akakutte e Mpigi batenda – abamu babalagidde bakozese ekidyeri

December 30, 2025

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

Government etongozza enkola ey’okuddamu okugabira abantu obutimba bw’ensiri ku bwereere – ey’omwaka 2026

April 9, 2026
Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

Ebitongole n’abantu kinnoomu bajjumbidde okugula emijoozi gy’amazaalibwa ga Kabaka ga Sunday nga 12 April ,2026 – abayizi b’amasomero bafalaasiddwa okwekuuma siriimu batuukirize ebirooto byabwe

April 8, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abasuze mu kalippagano k’ebidduka akakutte e Mpigi batenda – abamu babalagidde bakozese ekidyeri

by Namubiru Juliet
December 30, 2025
in Amawulire
0 0
0
Abasuze mu kalippagano k’ebidduka akakutte e Mpigi batenda – abamu babalagidde bakozese ekidyeri
0
SHARES
78
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akalippagano k’ebidduka akakutte ebitundu by’e Mpigi okumala ebbanga erisoba mu ssaawa 15, police egamba nti kavudde ku bagkba ba mmotoka abavugisa ekimama nga tebagoberera mateeka ga ku nguudo.

Abantu ababadde bayitidde e Mpigi nga boolekera oluguudo lw’e Masaka n’okweyongerayo, n’abalala ababadde badde ku lwe Butambala-Gomba- Ssembabule basuze ku makubo.

Ebidduka ebimu bituuse ekiseera nebizikira olwa bannyini byo otulo okubatwala ng’emmotoka zirimu amataala, olwo nezigwako omuliro n’amafuta.

Obudde bwebukedde police etandise okulambika ebidduka ebibadde bikyasobola okutambula okukozesa amakubo amalala, wadde ab’ebidduka ebamu babadde batyayo nga batyo okuseerererayo, nga nabandi batya okubulirayo.

 

Ministry y’ebyentambula n’enguudo efulumizza ekiwandiiko, ekirambika abagoba b’ebidduka ku nguudo endala zebasobola okukozesa okuli

 

Mpigi—Kasanje—Nakawuka okudda Entebbe/Kampala.

 

Mpigi— Kanoni — Gomba—Ssembabule Villamaria eri abo abagenda ku ludda lw’e Masaka.

Abalala baweereddwa amagezi okuva e Busega okuyita Mityana, bagwe e Gomba beyongereyo.

Abalala baweereddwa amagezi okudda ku luguudo lwe Kasanje  bagguke e Nakiwogo ku Kidyeri boolekere e Bukakkata Masaka.

Omwogezi wa police ye bidduka mu ggwanga Micheal Kananura ategezeza cbs nti basubira embeera egenda kutereera singa abagoba b’ebidduka bagoberera okulambika okubaweereddwa.

Wabula wadde police egamba nti abagoba b’ebidduka bebaavuddeko obuzibu, kyokka n’abagoba ebidduka balumiriza police okusiba enguudo okumala essaawa ezisoba mu bbiri, president Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde agenda okunoonya akalulu e Mpigi.

Bagamba nti emmotoka webaaziteeredde ate enkuba n’etonnya olwo embeera nejabagira.

 

Ssaabakunzi wa NRM nga yabadde ne President e Mpigi Rosemary Nasubuga Sseninde ategezeza cbs nti omukulembeze mu Mpigi yavuddemu mangu,  kale abantu tebasaanye kumwekwasa.

Akalippagano kano kaakutte emmotoka mu njuyi zombi eziva ku ludda lw’e Kampala neziva ku lwe Masaka, era n’abakungu ba government bangi saako abawagizi abaabadde bava ku lukuηaana lwa president nabo basuze ku makubo.

 

Omwogezi wa maka g’obwa President Sander Walusiimbi ategezeza cbs nti President olwamalirizza kampeyini ze ku saawa ezirambikiddwa mu mateeka kumi nabbiri nadda e Kampala, era zagenze okuwera saawa emu n’ekitundu nga bataka mu kibuga, kale eby’abantu okusula mukkubo abadde tabimanyiiko.

Omwogezi wa Minitry y’ebyentambula Allan Ssempebwa naye obuzibu abutadde ku bagoba b’ebidduka bagambye nti bayitiridde okuvuga nga bwebagala ku nguudo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71
  • Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka
  • Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB
  • Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist