• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

December 1, 2025
Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

March 19, 2026

Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia

March 19, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

March 18, 2026
Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

March 18, 2026
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

March 17, 2026
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

March 17, 2026
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

March 17, 2026
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026

Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya

March 16, 2026
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

March 16, 2026
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

March 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga

by Namubiru Juliet
December 1, 2025
in Opinions
0 0
0
Ssaabaduumizi wa police Abas Byakagaba alabudde bannabyabufuzi abatandise okuva ku mateeka g’ebyokulonda nti police yakubaηanga
0
SHARES
65
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abas Byakagaba akakasizza bannauganda nti tebabeeramu kutya kwonna tewali agenda kuleeta fuggyo mu kulonda kwa 2026,  n’ategeeza nti abakuuma ddembe beteeseteese ekimala okuziyiza bonna abagala okukola efugyo.
Ssabapolice egambye nti okuva kampeyini bwezatandika mu September, 2025 wabaddewo okukwatagana nabawenja akalulu naddala ku kifo kya president, nti wabula mu nnaku ntono eziyise bannakibina kya NUP nga bakulembeddwamu abakwatidde bendera ku bwa President Robert Kyagulanyi Ssentemu bagezezzaako okuva ku mateeka agaabalambikibwa,  police kwekusalawo okutandika okubaηanga n’omukka ogubalagala abalala nebagombebwamu obwala nebatwalibwa mu kooti.
Mu ngeri etali ya bulijjo, Abas Byakagaba yayogedde mu lukuηaana lwa bannamawulire police lwetuuza buli monday ku kitebe kyayo e Nagguru.
Byakagaba abuulidde bannamawulire nti police tegenda kuwa mukisa gwonna eri munnabyabufuzi akukuba kampeyini nga bwayagala, sso nga amateeka agalambikibwa akakiiko k’ebyokulonda wegali era gamanyiddwa bulungi.
Mungeri yemu ayogedde ku kikwekweto kyebaakola mu bitundu bye Mbarara, president akwatidde NUP Bandera  Robert Kyagulanyi Ssentamu lweyaliyo ng’awenja akalulu abawerako ne bakwatibwa, Byakagaba agambye nti baali baggumikiriza ekimala ng’abawagizi ba NUP babasosonkereza kwekubakwata.
Byakagaba era alabudde abantu baagambye nti bakozesa emitimbagano okutambuza ebifananyi n’obutambi obw’obulimba ku bakuuma ddembe, nalabula abakikola nti bagenda kukwatibwa obudde bwonna.
Byakagaba era ataangazizza ku kya police okutabangula enkuηaana za Kyagulanyi Ssentamu,naategezezza nti ye tebamulinaako buzibu ng’omuntu, obuzibu buva ku kyakuva ku mateeka g’eby’okulonda.
Ku ky’okukuba omukka ogubalagala mu nkuηana za NUP oluusi nga zimaze okuggwa, ssabapolice agambye nti waliwo abamu kubawagizi abasosonkereza abakuuma ddembe omuli n’okubavuma ne basalawo okubanukula bwebatyo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe
  • Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia
  • Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri
  • Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3
  • Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist