• Latest
  • Trending
  • All
President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

November 12, 2025
Government ya Uganda esindise Olala Otunu avuganye ku kifo kya Ssaabawandiisi wa United Nations

Government ya Uganda esindise Olala Otunu avuganye ku kifo kya Ssaabawandiisi wa United Nations

July 26, 2026
Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027

Erias Lukwago azziddwayo e Luzira – kooti etaddewo nga 30 July,2026 lwenaasalawo oba ng’emukkiriza okweyimirirwa ku kakalu

July 24, 2026
Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027

Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027

July 24, 2026
Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe – Kabaka Daudi Chwa II EACOP stadium  Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe Kabaka Daudi Chwa ii EACOP stadium mu Buddu

Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe – Kabaka Daudi Chwa II EACOP stadium Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe Kabaka Daudi Chwa ii EACOP stadium mu Buddu

July 23, 2026
Abaami ba Kabaka baweereddwa computer – bakubiriziddwa okwettanira enkola za technology ow’omulembe

Abaami ba Kabaka baweereddwa computer – bakubiriziddwa okwettanira enkola za technology ow’omulembe

July 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde bulungi bwansi akwata ku buli munnauganda – wakukolebwanga buli Saturday esembayo mu mwezi

Government ya Uganda erangiridde bulungi bwansi akwata ku buli munnauganda – wakukolebwanga buli Saturday esembayo mu mwezi

July 23, 2026
Buganda etandiseewo enteekateeka y’Ente ya Kabaka – yakwongera obugimu mu ttaka n’okutumbula endya ennungi mu baana

Buganda etandiseewo enteekateeka y’Ente ya Kabaka – yakwongera obugimu mu ttaka n’okutumbula endya ennungi mu baana

July 22, 2026
Kasiano Wadri alondeddwa nga president wa ANT omuggya – Mugisha Muntu afuuse mukulembeze wakyo omusukkulumu

Kasiano Wadri alondeddwa nga president wa ANT omuggya – Mugisha Muntu afuuse mukulembeze wakyo omusukkulumu

July 22, 2026
Gen. Moses Ali aziikiddwa mu limbo y’omuzikiti Masjid Taqua okumpi n’amakage mu Adjuman

Gen. Moses Ali aziikiddwa mu limbo y’omuzikiti Masjid Taqua okumpi n’amakage mu Adjuman

July 22, 2026
Kalidinaali Emmanuel Wamala yebazizza Ssaabasajja Kabaka Mutebi II olw’okukyusa embeera z’abantu be – mu myaka 33 gyeyakamala ng’alamula Obuganda

Kalidinaali Emmanuel Wamala yebazizza Ssaabasajja Kabaka Mutebi II olw’okukyusa embeera z’abantu be – mu myaka 33 gyeyakamala ng’alamula Obuganda

July 22, 2026
Kooti enkulu ewadde government nsalesale wa nnaku 7 ebeere ng’ezudde Muwanga Kivumbi gyakuumibwa

Kooti enkulu ewadde government nsalesale wa nnaku 7 ebeere ng’ezudde Muwanga Kivumbi gyakuumibwa

July 22, 2026
NUP eyanjudde Omukulembeze waayo ew’ekiseera omubaka John Baptist Nambeshe eri omukago gw IPOD – eby’okuyingizibwa mu mukago bikyaliko ebibuuzo

NUP eyanjudde Omukulembeze waayo ew’ekiseera omubaka John Baptist Nambeshe eri omukago gw IPOD – eby’okuyingizibwa mu mukago bikyaliko ebibuuzo

July 22, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata

by Namubiru Juliet
November 12, 2025
in Opinions
0 0
0
President wa NUP Kyagulanyi Ssentamu ayimirizza abantu ababadde bamuwerekera okuva mu bitundu ebyenjawulo okugenda mu birala gyakubira enkuηaana – agambye nti bagudde mu lukwe lw’okubakwata
0
SHARES
384
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agobye abantu bonna abamubadde okumpi abaava e Kampala nga bagenda bamuwerekera gy’akuba ankuηaana ng’agamba nti agudde mu lukwe lw’abebyokwerinda olw’okubakwata bonna baggulweko emisangosango.

Kyagulanyi Ssentamu bano okubalagira bonna okudda e Kampala kijidde mu kiseera ng’abantu be abawerako bazze bakwatibwa bukyanga atandiika kutalaaga ggwanga ng’anoonya akalulu k’obwa president 2025.

Ababadde bakasembayo okuyoolebwa babakwatidde Mbarara, nga kigambibwa nti bayonoona n’okubba ebintu bya police, n’abamu okusangibwa nga bambadde ebintu ebyefaananyiriza eby’amagye.

Kyagulanyi Ssentamu  bwabade asimbula okugenda e Kanungu ne Rukungiri agambye nti  ababadde basitudde okumwegattako abalagidde badde e Kampala bataase obulamu n’okukola emirimu emirala.

Agambye nti ekibiina kyakwatide bendera ekya NUP kyabanzeewo enkola endala, nga kati buli kitundu kyagendamu abantu baayo bebajjanga okukola obukuumi ku mukulembeze wabwe

Kyagulanyi agambye nti tebagenda kuyimiriza nkuηaana zabwe wadde nga abebyokwerinda buli lukya babateekako eryanyi , obutafananako n’abakulembeze balala abavuganya ku bwa president.

Ebyo nga biri bityo, Kyagulanyi asanze akaseera akazibu okuyingira district ye Rukungiri olw’abakuuma ddembe okumusuulira emisanvu

Ekisaawe kyabadde alina okukubamu olukuηaana olusooka nebakimulemesa nasindikibwa mu kyalo ekirala kyagambye, nti kibadde wala newabadde alina okukuba olukuηaana gyamaze kumpi esaawa 4 nga tatuuka.

Kyagulanyi Ssentamu agambye nti embeera eno ey’okubasuulira emisanvu ebamalira obudde bungi mu luguudo.

Kyagulanyi bwatuuse mu district ye Rukungiri abaayo obwedda bamubanja alwane nga bwasobola Besigye ayimbulwe naye addemu afune eddembe lye.

Kyagulanyi agambye nti abantu be Rukungiri singa bamulonda agenda kulwana abasibe bonna abaakwatibwa olw’ebyobufuzi bayimbulwe#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ya Uganda esindise Olala Otunu avuganye ku kifo kya Ssaabawandiisi wa United Nations
  • Erias Lukwago azziddwayo e Luzira – kooti etaddewo nga 30 July,2026 lwenaasalawo oba ng’emukkiriza okweyimirirwa ku kakalu
  • Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027
  • Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe – Kabaka Daudi Chwa II EACOP stadium Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe Kabaka Daudi Chwa ii EACOP stadium mu Buddu
  • Abaami ba Kabaka baweereddwa computer – bakubiriziddwa okwettanira enkola za technology ow’omulembe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist