• Latest
  • Trending
  • All
Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

June 13, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

by Namubiru Juliet
June 13, 2025
in Amawulire
0 0
0
Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene
0
SHARES
114
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Embalirira ya Uganda ey’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 eweza trillion 72 n’obuwumbi 367 essomeddwa mu butongole, nga government egenda kusobola okugiwanirirako ebitundu 51.5% byokka endala zigenda kwewolebwa okuva munda mu ggwanga n’ebweeru.

Government erangiridde nti ebyenfuna by’eggwanga omwaka ogujja 2025/2026 byakukulira ku bitundu 7% okuva ku bitundu 6.3% kwebiri omwaka guno 2024/2025.

Kisuubirwa nti ebyenfuna n’obugagga bweggwanga mu mwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 byakuweza trillion 255 okuva ku trillion 2226 kwebiyimiridde olwaleero.

Minister w’ebyensimbi Matia Kasajia bwabadde ayanjulira eggwanga embalirira y’omwaka ogujja eya 2025 /2026 ku kisaawe e Kololo, agambye nti Uganda weyimiridde ebyenfuna byaayo biri bulungiko.

Agambye nti   ebibalo ebyakolebwa ekitongole kyensi yonna eky’ebyensimbi ki International Monetory Fund biraga nti Uganda yava dda mu nsi enkuseere ezimanyiddwanga Low Developed Countries nga kati esenvudde.

Eby’obulamu n’ebyenjigiriza
Ebyenjigiriza, emizannyo, ebyobulamu nekikula kyabantu byebisinze okufuna omutemwa omunene , bifunye trillion 11 n’obuwumbi 440

Kuno kuliko trillion 5 n’obuwumbi 870 ezigenze mu kisaawe kyebyobulamu okuzimba n’okuddaabiriza amalwaliro, okugula eddagala n’okusasula abasawo songa ekisaawe kyebyenjigiriza kifunye trillion 5 okuli ez’okuzimba amassomero ga Seed secondary school gyegatali , okusasula abasomesa, nokugula ebikozesebwa mu masomero.

Kuliko ensimbi ezigenda okuzimba ebisaawe okwetegekera AFCON , okuggulawo University okuli eya Busoga, Bunyoro University nokuvugirira University za government ezenjawulo.

Eby’okwerinda
Ebyokwerinda, obukulembeze nebigwa mu kkowe eryo, bissiddwamu trillion 9 n’obuwumbi 900 nga zino kuli kuliko ezigenze mu police, amaggye, ekitongole kyamakomera, nebitongole byebyokwerinda ebirala.

Essira minister webyensimbi Matia Kasaija agambye nti ligenda kussibwa nnyo kukunyweeza ebyokwerinda nobutebenkevu bweggwanga mu kalulu akajja aka 2026 nebwekanaaba kawedde.

Ebyentambula
Ebyentambula, enguudo n’emirimu egigasiza awamu abantu biweereeddwa trillion 6 nobuwumbi 920, muno mwemuli ezigenda mu kampuni ya Uganda Airlines, okuzimba n’okuddaabiriza enguudo, entindo, okugula ebidyeeri n’okubiddaabiriza.

Obulimi n’obulunzi
Ebyobulimi, obulunzi nobuvubi saako okugatta omutindo ku birime biweereeddwa trillion 1 n’obuwumbi 800, songa ebyamasanyalaze bifunye trillion 1 n’obuwumbi 400.

Okusasula amabanja
Government era etaddewo trillion 1 n’obuwumbi 400 nga zino zigenda kusasula mabanja bannansi gebabanja government olwebyettunzi byebagiguza ku bbanja, nga amafuta, emmere, ensimbi zebizimbe government  kwepangisa n’ebirala.

Minisita Kasaija alabudde nti kino government ekikoze okukendeeza ku mabanja bannansi gebabanja government nokukendeeza okulya amabanja amappya.

Parliament
Parliament efunye trillion 1 nobuwumbi 30 okuddukanya emirimu gyaayo mu mwaka gwebyensimbi ogujjaa ,songa nessiga eddamuzi lifunye obuwumbi 602.

Science and Technology
Government ekutte obuwumbi 835 nebuteeka mu bya science, tekinologiya n’okunonyereza, nga kuno kuliko obuwumbi 388 obugenze mu science ne tekinologiya nga mwemuli kampuni nga eya Mathias Magoola Dhei Pharma, Inspire Africa nendala government zezze ewa ensimbi.

ICT
Obuwumbi obulala 381 bugenze mu bya ICT n’okulungamya eggwanga mu by’empuliziganya n’amawulire, so nga obuwumbi 66 bugenze mu buyiiya obugwa mu Katemba ,okuyimba n’ebirala

Project z’enkulaakulana
Parish Development model government  egyongedde trillion 1 nobuwumbi 59, Emiyooga obuwumbi 100, Uganda development bank  trillion 1, Agricultural Credit facility obuwumbi 50, project ya GROW obuwumbi 231 nebirala.

Ku mbalirira  eya Trillion 72 n’obuwumbi 376, government esuubira nti trillion 32 n’obuwumbi 75  egenda kuzeewola.

Trillion 2 nobuwumbi 745 zakuva mu bagabirizi  b’obuyambi songa trillion 37 government esuubira okuzikungaanya okuva mu misolo.

Embalirira eno  gavument egenda kugivujirira nebitundu 51.5% songa ebitundu 44.3% zakweewolebwa okuva munda .u Uganda nebweru w’eggwanga.

Trillion 27 n’obuwumbi 300 zigenda kusaasaanyizibwa okusasula amabanja Uganda gezze yeewola nga kuno kuliko trillion 9 ezokusasula amagoba ku mabanja.

Trillion 8 nekitundu government egenda kuzisaasaanya okusasula emisaala gy’abakozi baayo.

Minister Kasaija ategezezza nti June w’omwaka guno 2024/2025 wanagwerako, Uganda eggya kuba ebanjibwa trillion 116, wabula zino Uganda obusobozi obuzisasula ebulina bulungi.

Okusinziira ku minister Kasaija, embalirira y’omwaka ogujja 2025/2026 ekwaata ku buli munnansi era terina gwereka mabega.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist