• Latest
  • Trending
  • All
Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

May 10, 2025
Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

March 19, 2026

Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia

March 19, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

March 18, 2026
Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

March 18, 2026
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

March 17, 2026
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

March 17, 2026
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

March 17, 2026
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026

Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya

March 16, 2026
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri

March 16, 2026
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe

March 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora

by Namubiru Juliet
May 10, 2025
in Sports
0 0
0
Amasomero16 gegasigadde mu mpaka za National Schools Championships 2025 e Ngora
0
SHARES
108
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Empaka z’a masomero ga senior ez’omupiira ogw’ebigere eza National Schools Championships, zeyongeddemu ebbugumu oluvannyuma lw’okusigalamu amasomero 16 gokka ku masomero 64 agetabyemu omugatte.

Empaka zino ziyindira ku ssomero lya Ngora High School.

Emipiira ku mutendera gwa ttiimu 32 gye gizanyiddwa era gye bigweredde nga amasomero 16 gegasigadde mu lwokaano.

Omutendera gwa ttiimu 16 gugenda kuzannyibwa enkya ku Sunday nga 11 May,2025, era Buddo SS egenda kuttunka ne Wisdom High School, Kibuli SS egenda kwambalagana ne Masaka SS, St Mary’s Kitende egenda kuzuzumba ne Blessed Sacrament Kimaanya ate nga Uganda Martyrs High School Lubaga egenda kuzannya ne Green Light Islamic SS.

St Julian High School egenda kuzannya ne Jinja Progressive Academy JIPRA, Kyadondo egenda kuzannya ne Kicwamba High School, Mentor SS ne Jinja Comprehessive ate nga Kawempe Muslim SS egenda kuzuzumba ne Bukedea Comprehensive School.

Abategesi b’empaka z’omwaka guno aba Ngora bawanduse bwe bakubiddwa bannantameggwa b’empaka z’omwaka oguwedde 2024 ezaali e Masaka aba St Julian High School Seeta goolo 3-1 eza peneti oluvanyuma lw’okulemagana 0-0.

Buddo SS ekubye Bugisu High School goolo 3-0, Kawempe Muslim SS ekubye Kisozi Seed SS goolo 4-0, Blessed Sacrament Kimaanya ekubye ekubye MUMSA High School goolo 1-0, Masaka SS ekubye Kabalega SS goolo 3-0, St Mary’s Kitende ekubye Bishop Combon goolo 3-0, Kibuli SS ekubye Buziga Islamic goolo 4-1 n’emipiira emirala.

Bisakiddwa: Isah Kimbugwe

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe
  • Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia
  • Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri
  • Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3
  • Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist