• Latest
  • Trending
  • All
Kabaka Mutebi@70 : Ssaabasajja akulembeddemu kaweefube w’okukuηηaanya omusaayi okutaasa abantu mu Uganda

Kabaka Mutebi@70 : Ssaabasajja akulembeddemu kaweefube w’okukuηηaanya omusaayi okutaasa abantu mu Uganda

April 11, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Kabaka Mutebi@70 : Ssaabasajja akulembeddemu kaweefube w’okukuηηaanya omusaayi okutaasa abantu mu Uganda

by Namubiru Juliet
April 11, 2025
in Health
0 0
0
Kabaka Mutebi@70 : Ssaabasajja akulembeddemu kaweefube w’okukuηηaanya omusaayi okutaasa abantu mu Uganda
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Okukuunga abantu okugaba omusaayi zeezimu ku nteekateeka Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll zakulembeddemu, mu kaweefube w’okusitula eby’obulamu mu Uganda.ηη

Ssabasajja Kabala Ronald Muwenda Mutebi ll nga ayita mukitongole kye ki Kabaka Foundation yasiima natandiikawo enteekateeka y’okukuηηaanya omusaayi mu 2018, eyamala emyaka 4 ng’eyindira mu Bulange Mengo.

Mu mwaka gwa 2021 Omuteregga Kalemakansiingyo yasiima enteekateeka y’okugaba omusayi okutambuzibwa mu masaza ga Buganda gonna abantu basobole  okugaba omusaayi mu bungi,  oluvannyuma lwa Uganda yonna okubalukamu ebbula ly’omusaayi  era nga yatandiikira mu ssaza Kyadondo nekomekerezebwa mu Ssaza Buwekula.

Mu nteekateeka eno omuwendo gw’abantu abagaba omusaayi omulundi ogusooka baali abantu emitwalo 9, nga baagaba Units z’omusaayi ezisukka mu mitwalo 15 ,ekintu ekyayamba enyo okutaasa obulamu bwa bantu abaali beetaga omusaayi  mu malwaliro,  omuli abakyala abazaala, abaana abato, abagudde ku bubenje n’endwadde endala.

Mu mwaka gwa 2022 ekitongole ky’ensi yonna akivunaanyizibwa ku kukungaanya omusaayi ki An International Division of Americans Blood Centers, kyawa Kabaka Engule ey’okubeera omuntu asiinze okukunganya munsi munsi yonna eya Blood Drive Partner of The Year  2022.

Mu ngeri yeemu mu mwaka gwa 2023 ekitongole kya Red Cross munsi yonna kyawa Kabaka engule  eyokubeera omuntu asinze mu Nsi yonna okukuunga abantu okugaba Omusaeyi mu kiseera ekitono okuddukirira abali mu bwetaavu eya Henry Dunant Award, era nga eno egabibwa omulundi gumu mu mwaka.

Ng’Obuganda bweteegekera okujaguza amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll ag’emyaka 70, banna Uganda abateekebwako omusaayi okutaasa obulamu mu kiseera ekyali ekyakazzigizigi olw’ebbula ly’omusaayi bayanzizzanyo Ssabasajja Kabaka okulwanirira obulamu bwa bantu ewatali ku Sosola mu mawanga, kubanga omusayi ogwakunganyizibwanga gwatwalibwanga mu bitundu bya Uganda ebyenjawulo.

Lutaaya Moses Mukoma nga mukozi mu Bwakabaka okuva mu Ssaza Kyadondo yeyanzizza nnyo Ssabasasajja Kabaka kubanga omusaayi ogwakunganyizibwa gwataasa obulamu bwa mukyalawe eyali olubuto ng’agwetaaga, era nga mukisera kino yasobola okuzaala obulungi.

Namusoke Margret okuva mu Ssaza Bugerere bweyeyanza Ssabasajja tamala, nti kubanga omusaayi ogwakunganyizibwa gwegwamuzza engulu bweyali alwadde omusujja era agamba nti yateebwako eccupa z’omusaayi 3.

Ssemujju Muhammad okuva mu Ssaza    Buwekula ayagaliza Ssabasajja amazalibwa amalungi, era nategeza nti omusayi Kabaka gwe yakunganya gwataasa mugandawe eyali agenda okufa olwokugwamu omusaayi.

Bisakiddwa: Nakato Janefer

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -